bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Job 30
Job 30
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 29
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 31 →
1
“Baabo kati bansekerera, abato ku nze, bakitaabwe be sagwanyizanga kuteeka wamu na mbwa za ggana lyange.
2
Amaanyi g'emikono gyabwe gyaŋŋanyula ki, kati abo abatakyalimu mbavu.
3
Nga bakabiriddwa olw'obwavu n'enjala, baabunganga mu ddungu ekiro, mu nkoola ne mu malungu,
4
nga banoga ebikoola by'omunnyo okuva mu bisaka; emmere yaabwe nga gy'emirandira gy'oluvuuvu.
5
Baagobebwanga mu bantu, nga babakubira enduulu ng'ababbi.
6
Baasulanga mu biwonvu by'emigga ebikalu, ne mu mpuku mu ttaka ne mu mpampagama z'enjazi.
7
Baawologgomeranga eyo mu bisaka, nga beezinze wamu mu matovu.
8
Abantu bano abasiru, abatalina na mannya, abaagobwa mu nsi.
9
“Kati wuuno banjeeya mu nnyimba, nfuuse ekintu eky'okunyumyako.
10
Banneenyinyala, ne banneewala, tebatya na kumpandira malusu mu maaso.
11
Kati nga Katonda asumuludde omutego gwange n'ambonyaabonya, bakasuse eddobo mu kamwa kange.
12
Ku ddyo wasituseewo eggye, bategera ebigere byange omutego; banneetoolozza ebikomera banzikirize.
13
Bakutulakutula mu makubo gange; basobola okunsaanyaawo awatali n'abayambye.
14
Bajja nga bayita mu awabomole mu bisenge, bayiringita nga bayita mu bifulukwa.
15
Entiisa embuutikidde nzenna, ekitiibwa kyange kigobeddwa eri ng'empewo ky'efuuye, obulamu bwange bubuzeewo ng'ekire.
16
“Kale nno obulamu bwange bugenda, ennaku ez'okubonaabona zintuukiridde.
17
Ekiro kinfumita okuyita mu magumba, obulumi bummeketa obutaweerako.
18
Mu maanyi ge akwata ekyambalo kyange; ammyumyula ng'obulago bw'ekyambalo kyange.
19
Ansudde mu bitoomi, kati nfaanana nga vvu na nfuufu.
20
“Nkuwajagira naye ggwe toddamu; nnyimirira, naye ggwe tonfaako.
21
Onkyukidde na bukambwe; onjigganya n'omukono gwo ogw'amaanyi.
22
Onsitudde n'ongobera mu mbuyaga; ommerengulidde mu kikuŋŋunta.
23
Mmanyi ojja kuntuusa ku kufa, mu kifo ekyategekerwa buli mulamu.
24
“Kituufu tewaali asuulira mukono ali mu kifulukwa, bw'aba awanjaga mu buyinike bwe.
25
Saakaabira ng'oyo ali mu kabi? Sakabirirwanga mu mwoyo gwange olw'omwavu?
26
Naye bwe nasuubira ebirungi, bibi bye byajja; nalindirira ekitangaala, nzikiza ye yajja.
27
Munda munneefumba awatali kuweera; ennaku ez'okubonaabona zinzijiridde.
28
Nzirugadde amaaso, naye si lwa musana; nnyimirira mu kibiina ne mpanjaga.
29
Nfuuse muganda wa bibe; mukwano gwa biwuugulu.
30
Olususu lunzirugadde ne lubambuka; amagumba gange gookya olw'omusujja.
31
Ennanga yange efuuse ya kukungubaga, n'endere yange, maloboozi g'abakaaba.”
← Chapter 29
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 31 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42