bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Job 7
Job 7
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 6
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 8 →
1
“Obulamu bw'omuntu ku nsi si kukabassana; ennaku ze teziri ng'ez'omupakasi?
2
Ng'omuddu eyeesunga ekisiikirize, ng'omupakasi alindirira empeera ye,
3
nange emyezi gyange egyampeebwa temwali kantu, ebiro bye nafuna bijjudde kutegana.
4
Bwe ngalamira, ne ŋŋamba nti: ‘Nnaazuukuka ddi?’ Ekiro kiyita mpola, nkulungutana okutuusa ku maliiri.
5
Omubiri gwange gubikkiddwa envunyu n'ebikalappwa, olususu lwabiseyabise, luvunze.
6
Ennaku zange ziwuluttuse n'okusinga ekidondi ky'omutunzi, ziweddeko awatali ssuubi.
7
Jjukira nti obulamu bwange mukka bukka, eriiso lyange terikyaddamu nate kulaba ssanyu.
8
Eriiso erindaba kati terikyaddamu nate kundaba; mulinnoonya, naye nga sikyaliwo.
9
Ng'ekire bwe kiggwaawo ne kiyita, n'akkirira emagombe bw'atyo bw'ali, talidda.
10
Taliddamu kudda mu nnyumba ye, ekifo kye tekiriddayo kumumanya.
11
“Nange nno sijja kukoma ku kamwa kange, nzija kwogera mu kunyolwa kw'omutima gwange, nzija kwemulugunya mu nnyiike y'omwoyo gwange.
12
Ndi nnyanja, yadde ssessota, olyoke onteekeko abakuumi?
13
Bwe ŋŋamba nti ekitanda kyange kinankubagiza, n'obuliri bwange bunakkakkanya okwemulugunya kwange,
14
era onkanga n'ebirooto, ontiisa n'ebimbonekera.
15
Kyenva nnondawo okutugumbulwa, ne nsiima okufa okusinga guno omubiri gwange.
16
Neekyaye, sikyalamye mirembe gyonna; ndeka, ennaku zange temuli kantu.
17
Omuntu kye ki gw'ogulumiza otyo, gw'oteekako otyo omutima gwo,
18
gw'olambula ku buli maliiri, n'omugeza buli kabanga?
19
Onootuusa wa okuntunuulira, n'ondeka ne mmira ku ddusu?
20
Oba nasobya, kiki kye nakukola, ggwe omukuumi w'abantu? Lwaki onsimbyeko olukongoolo? Nkuzitooweredde?
21
Lwaki tonzigyako kibi kyange, n'osaasira ensobi yange? Kubanga mangu nzija kugalamira mu nfuufu; ononnoonya, naye nnaaba sikyaliwo.”
← Chapter 6
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 8 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42