bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Job 8
Job 8
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 7
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 9 →
1
Biludadi ow'e Suki n'ayanukula n'agamba nti:
2
“Onootuusa wa okwogera ebifaanana bityo? Ebigambo by'akamwa ko mpewo ey'amaanyi.
3
Katonda atyoboola obutuufu? Yadde Omuyinza wa buli kantu atyoboola obwenkanya?
4
Abaana bo bwe baakola ekibi gy'ali, yabawaayo mu buyinza bw'emisango gyabwe.
5
Bw'onoonoonya Katonda n'obwegendereza, bw'oneegayirira Omuyinza wa buli kantu,
6
bw'onooba omutukuvu, omutuufu, amangu ago ajja kukulabirira, ekisulo kyo ajja kukizzaawo nga bwe kikugwanira.
7
Amasooka go gaali matono, naye ennaku zo ez'oluvannyuma ziriyitimuka nnyo.
8
“Buuza ezzadde eryakulembera, wekkaanye bajjajjaabwe bye baayiga.
9
Ffe tuli ba jjo wano, tetulina kye tumanyi, n'ennaku ze tumala ku nsi kisiikirize busiikirize.
10
Abo tebalikuyigiriza, tebalikugamba? Tebalyogera ebibali ku mutima?
11
Ekitoogo kiwanvuyira awatali lutobazzi? Olusa lukulira awatali mazzi?
12
Bwe biba bitojjera, nga tebisaliddwa, bye bisooka emiddo gyonna okukala.
13
Bwe lityo n'ekkubo lya bonna abeerabira Katonda; okusuubira kw'aboonoonyi bwe kuzaama.
14
By'asuubiriramu biwero buwero, obwesige bwe bwenkana wuzi ya nnabbubi.
15
Bw'alyesigama ennyumba ye, erigwa bugwi; alyekwata kuli naye teriyimirirawo.
16
Ali ng'omuti omufukirire n'amazzi mu musana, gusuuliza emirandira gyagwo wonna mu nnimiro.
17
Gugombeza emirandira gyagwo mu ntuumu y'amayinja; gwenoonyeza ekifo mu mayinja.
18
Naye bw'agusigula mu kifo kyagwo, kigwegaana nti: ‘Sikulabangako.’
19
Ddala obulamu bwagwo bwe butyo bwe buggwaawo, emirala mu ttaka ne gisibukawo.
20
Kituufu Katonda teyeemansula ataliiko musango, era tanyweza mukono gwa mubi.
21
Olumu alijjuza akamwa ko n'enseko, emimwa gyo aligijjuza okujaguza.
22
Abakukyawa alibambaza okuswala, n'eweema y'ababi terisigalawo.”
← Chapter 7
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 9 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42