bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Job 32
Job 32
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 31
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 33 →
1
Abasajja abo abasatu ne balekera awo okwanukula Yobu, kubanga ye yeerabanga nti mutuukirivu.
2
Obusungu bwa Eliwu mutabani wa Barakeli Omubuzi asibuka mu Ramu, ne bweserera ku Yobu; obusungu bwe bwesera kubanga yeeyitanga mutuufu mu kifo kya Katonda.
3
Obusungu bwe bweserera ne ku mikwano gye abasatu kubanga tebaazuula bya kwanukula Yobu, sso nga bamuvunaana.
4
Eliwu yalindako okwogera ne Yobu kubanga bali be baali bamusinga obukulu.
5
Naye Eliwu bwe yalaba nga bali abasatu tebakyalina kya kwanukula, obusungu bwe ne bwesera.
6
Eliwu mutabani wa Barakeli Omubuzi n'ayanukula, n'agamba nti: “Ndi muto mu buzaale, mmwe muli bakulu; kyenvudde ntya ne siguma kubagamba kye mmanyi.
7
Nalowooza nti: ‘Obukulu bunaayogera, abayise mu myaka banaayigiriza amagezi.’
8
Naye omwoyo mu muntu, mukka gwa Muyinza wa buli kantu ogumuwa okutegeera.
9
Ab'emyaka emingi bokka si be bagezi; si bakadde bokka be bategeera ekituufu.
10
Awo we ŋŋambira nti: ‘Mumpulirize: nange ka mbabuulire bye mmanyi.’
11
“Kale laba, nalindiridde nga mwogera; nawulirizza eby'amagezi bye mwogera, buli omu nga bw'alonda ebigambo ebituufu.
12
Nabagoberedde bulungi, tewali mu mmwe alaze bukyamu bwa Yobu, mu mmwe temuli ayanukudde bigambo bye.
13
Temugamba nti: ‘Tuzudde amagezi: Katonda y'aba amusinga, si muntu.’
14
Naye tannanjolekeza bigambo bye; nze sijja kumuwakanyiza ku bigambo byammwe.
15
“Batidde, tebakyalina kye boogera; eby'okwogera bibabuze.
16
Era nninde kati nga basirise, nga bayimiridde awo nga tebamanyi kya kuddamu?
17
Nange nzija kwogera; nange nzija kubabuulira bye mmanyi.
18
Kubanga nzijudde ebigambo, n'omwoyo mu nze gumpaliriza.
19
Munda nninga omwenge omusaanikire ogutuyidde, nninga endyanga empya ezibula okwabika.
20
Nzija kwogera, nzikkakkane; nzija kwasamya emimwa gyange, nnyanukule.
21
Sijja kwekubiira ludda, wadde okubaako ne gwe mpaanawaana,
22
Kubanga singa nali muwaanyiwaanyi, Eyankola yandinkwakkuddewo.”
← Chapter 31
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 33 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42