bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Job 42
Job 42
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 41
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
1
Yobu n'ayanukula Omukama, n'agamba nti:
2
“Mmanyi ng'osobola byonna; ky'otegeka tekiyinza kukotoggerwa.
3
‘Ani oyo atalaba, abuzaabuza ebigambo byange?’ Ggwe wamma nayogedde ku bye simanyi; ebyewuunyisa ebinsukkiridde, bye simanyi.
4
‘Wuliriza, nzija kwogera; Nzija kukubuuza, ojja kunnyanukula.’
5
Okutu kwange kubadde kuwulira buwulizi, naye kati amaaso gange gakwerabiddeko.
6
Kale nno nneemenye, era nneetonda mu nfuufu ne mu vvu.”
7
Omukama bwe yamala okugamba Yobu ebigambo bino, n'agamba Elifazi ow'e Temani nti: “Obusungu bwange bukweserereddeko, ku ggwe ne ku banno ababiri, kubanga temunjogeddeeko bituufu ng'omuweereza wange Yobu bw'akoze.
8
Kale nno muddire ente ennume ento musanvu n'endiga ennume musanvu, mugende eri omuweereza wange Yobu, muweereze ekitambiro ku lwammwe; omuweereza wange Yobu anaabasabira. Nzija kuwulira okwegayirira kwe ne sibayisa nga nsinziira ku busiru bwammwe; temunjogeddeeko bituufu ng'omuweereza wange Yobu bw'akoze.”
9
Awo Elifazi ow'e Temani, Biludadi ow'e Suki ne Zofari ow'e Naame ne bagenda, ne bakola nga Omukama bwe yabagamba; Katonda n'akkiriza okwegayirira kwa Yobu.
10
Yobu bwe yali asabira mikwano gye, Omukama n'akyusa embeera ye. Eby'obugagga bya Yobu bye yalina Omukama n'abimuddizaawo emirundi ebiri.
11
Baganda be bonna, bannyina na bonna abaamumanya mu kusooka ne bajja gy'ali; ne balya naye mu nnyumba ye, ne bamusaasira, ne bamukubagiza olw'ebizibu byonna Omukama bye yali amuleetedde; buli omu n'amuwaayo kesita emu, n'empeta eya zaabu.
12
Omukama n'awa Yobu ebirungi bingi mu bulamu obw'oluvannyuma okusinga bye yali amuwadde okuva lwe yasooka. Yafuna endiga omutwalo gumu mu enkumi nnya, eŋŋamiya kakaaga; emigongo gy'ente ezirima lukumi n'endogoyi lukumi.
13
Yafuna n'abaana abalenzi musanvu, ko abawala basatu;
14
omuwala asooka yamutuuma Yemima, owookubiri Keziya, n'owookusatu Kereni-Appuki.
15
Mu nsi eyo yonna tewabangayo bakazi babalagavu nga bawala ba Yobu. Kitaabwe yabagabanyiza ne ku by'obusika wamu ne bannyinaabwe.
16
Oluvannyuma nga byonna biwedde, Yobu n'awangaalayo emyaka kikumi mu ana, n'alaba abaana be n'abaana b'abaana okutuusa ku zzadde eryokuna.
17
Yobu n'afa nga mukadde, ng'agundidde mu myaka.
← Chapter 41
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42