bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Job 23
Job 23
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 22
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 24 →
1
Yobu n'ayanukula n'agamba nti:
2
“Na kati okwemulugunya kwange kulimu ennyiike; omukono gwe gunzitooweredde mu kusinda kwange.
3
Singa nno ntegedde aw'okumuzuula; singa nno nsobodde okutuuka awali ekisulo kye,
4
nandimwanjulidde ensonga zange, nandijjuzza akamwa kange ne bye nvunaana.
5
Nandirabye bye yandinnyanukudde; nanditegedde by'aŋŋamba.
6
Naye, yandimpakanyizza n'amaanyi mangi? Nedda, teyandintaddeko misango.
7
Eyo omutuufu yandiyanze ensonga gy'ali; nandiwonyezeddwa omulamuzi wange emirembe gyonna.
8
“Bwe ŋŋenda ebuvanjuba, tabaayo; bwe ŋŋenda ebugwanjuba, simusanga.
9
Bwe nnyambuka gy'akolera, simulaba, bwe nkyukira emaserengeta, simulaba.
10
Sso ye amanyi ekkubo lye nkwata; bw'aliba angezezza, ndivaayo nga nninga zaabu.
11
Ekigere kyange kyanywerera mu bisinde bye; neekuumidde mu kkubo lye, awatali kuwunjukako.
12
Saava ku biragiro bya mimwa gye; ebigambo by'akamwa ke nabikuumira mu nda yange.
13
“Anti ye ali bw'omu, ani anaamwesimbamu? Ky'ayagala ky'akola.
14
Atuukiriza byonna bye yanteesaako, n'ebirala nkumu ebiri ng'ebyo by'akyaterese.
15
Kyenva nkankana mu maaso ge; bwe ndowooza ku bino, mpulira okumutya.
16
Katonda omutima gwange yagutekemula, Omuyinza wa buli kantu yankanga.
17
Naye enzikiza teyambuutikira; amaaso gange ekibululu tekyagabikka.
← Chapter 22
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 24 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42