bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Job 5
Job 5
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 4
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 6 →
1
“Koowoola, oba onoolabayo akwanukula. Mutuukirivu ani gy'onaddukira?
2
Kituufu, okunyiiga kutta omusiru, n'obuggya butta omubuyabuya.
3
Nze kennyini neerabirako ng'omusiru amerawo, naye amangu ago ennyumba ye nagivumirira.
4
Batabani be bali wala n'okuwonyezebwa; balirinnyirirwa mu mulyango, tewaliba abataasa.
5
Abayala bamuliira amakungula ge, bennyini baganoga okuva mu maggwa; abayonta balookeralookera obugagga bwe.
6
Kubanga obutaba mutuufu tekiva mu nfuufu, n'obwonoonefu tebuva mu ttaka.
7
Wabula omuntu azaalibwa kutawaanya, kyenkana ng'ensasi z'omuliro bwe zambuka waggulu.
8
“Singa mbadde ggwe, nandijulidde ewa Katonda, ewa Katonda gye nandiyanjudde ensonga zange.
9
Akola ebinene ebiteefumiitirizika, n'ebyewuunyisa ebitabalika.
10
Awa enkuba mu nsi, n'asindika amazzi ku ngulu ku ttale.
11
Abatene abambusa waggulu, abadaagana n'abalinnyisa awali obulokofu.
12
Agootaanya entegeka z'abakupya, emikono gyabwe gireme kubaako kye gituukiriza.
13
Akwatira abagezi mu bukujjukujju bwabwe, obukodyo bw'abakabakaba n'abusukkiza wansi.
14
Ekizikiza bakisisinkana misana, mu ttuntu bawammanta ng'ekiro.
15
Abaavu abawonya ekitala ky'omu kamwa kaabwe, abawonya mu mikono gy'ab'amaanyi.
16
Abanaku bafuna essuubi, obwonoonefu ne buggala akamwa kaabwo.
17
“Omuntu oyo yeesiimye Katonda gw'akomako; togayanga kugolola kwa Muyinza wa buli kantu.
18
Kubanga afumita, naye era asiba ekiwundu; aleeta obuvune, naye era emikono gye gye giwonya.
19
Alikuwonya mu bubenje mukaaga, mu bubenje musanvu akabi tekalikutuukako:
20
Mu njala alikuwanulayo mu kufa, ne mu lutalo alikuwonya amaanyi g'ekitala.
21
Oliwonyezebwa obuswanyu bw'olulimi, okwaya bwe kulijja, tolitya.
22
Olisekerera okwaya n'enjala, tolitya na bisolo bya mu nsiko.
23
Olikuba endagaano n'amayinja mu nnimiro, n'ebisolo mu nsiko biriba mu ddembe naawe.
24
Olimanya nti weema yo eri mu ddembe; bw'olibala eby'omu kisulo kyo, tolisanga kibulamu.
25
Olimanya nti ezzadde lyo liriba ddene, ne bazzukulu bo bangi ng'omuddo gw'oku ttaka.
26
Oliyingira entaana ng'okyewulira amaanyi go gonna, ng'entuumu z'eŋŋano ezikuŋŋaanyizibwa mu budde bwayo.
27
“Kino tukyekkaanyizza, era kituufu; kiwulire okitwale.”
← Chapter 4
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 6 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42