bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Job 35
Job 35
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 34
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 36 →
1
Eliwu n'ayongera, n'agamba nti:
2
“Ggwe olaba ng'endowooza yo ntuufu, ggwe okugamba nti: ‘Mu maaso ga Katonda ndi mutuufu’?
3
Era ogamba nti: ‘Nfunamu ki? Ngasirwamu ki bwe soonoona?’
4
“Kale nze nzija kukuddamu, nnyanukulireko ne banno abali naawe.
5
Lalama eri eggulu olabe, tunuulira ebire ebitumbidde waggulu wo.
6
Bw'okola ekibi, kimukolako ki? Emisango gyo ne bweginaayongerwa obungi, omukosa wa?
7
Ye bwe weeyisa ng'omutuukirivu, kiki ky'oba omuwadde? Kiki ky'afuna mu mukono gwo?
8
Empisa zo embi zikosa muntu afaanana nga ggwe, n'obutuukirivu bwo buyamba bantu buntu.
9
“Bawanjaga olw'obungi bw'okunyigirizibwa; basaba obuyambi bateewuluzibwe mu mikono gy'ab'amaanyi.
10
Naye mpaawo agamba nti: ‘Katonda Eyankola ali ludda wa, awa ennyimba mu kiro,
11
atuyigiriza okusinga bw'akola ku bisolo by'omu nsi, n'atufuula bagezi okusinga ebinyonyi by'omu bbanga?’
12
Baleekaana eyo, naye tabaddamu olw'okwekuza kw'ababi.
13
Ddala bya busa, Katonda tabawulira; Omuyinza wa buli kantu tatunula nayo.
14
Oli na bubi okusinga, bw'ogamba nti tomulaba, omusango gwo guli mu maaso ge, olina kumulindirira;
15
na kati nti: ‘Obusungu bwe tebubonereza, era tafaayo n'akatono ku mwonoonyi.’
16
Awo nno Yobu ayasamiza bwereere akamwa ke; ayongera bungi ebigambo omutali magezi.”
← Chapter 34
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 36 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42