bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Proverbs 13
Proverbs 13
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 12
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 14 →
1
Omwana omugezi awuliriza okulambikibwa kwa kitaawe, naye omunyoomi tafa ku kukomwako.
2
Ku bibala by'akamwa ke omuntu kw'alya ebirungi, naye omutima gw'ababi gunoonya bukambwe.
3
Akuuma akamwa ke aba akuumye bulamu bwe; naye atekkaanya mu njogera yeezikiriza.
4
Omugayaavu ayaayaana, naye talina ky'afuna, sso ng'omutima gw'omunyiikivu gulikkuta.
5
Omutuukirivu yeenyinyala ebigambo by'obulimba, naye omubi aleeta nsonyi na kuswala.
6
Obutuukirivu bukuuma akwata ekkubo eddungi; naye obugwenyufu buzikiriza omwonoonyi.
7
Eriyo ayeeyisa ng'omugagga, sso nga talina kantu, n'ebaayo ayeeyisa ng'omwavu, sso ng'alina bingi.
8
Obugagga bw'omuntu bwandinunula obulamu bwe, naye omwavu tawuliriza kukomwako.
9
Ekitangaala ky'abatuukirivu kyaka na bukalangufu, naye akatawaaza k'ababi kazimeera.
10
Okwekuza kuleeta kimu, nnyombo, naye amagezi gasangwa mu bagoberera okubuulirirwa.
11
Obugagga obw'omujjirano buggwaawo mangu, naye akuŋŋaanya empolampola abuweza.
12
Essuubi eddagaalaganye lirumya omwoyo, naye okwegomba okutuukiridde, muti gwa bulamu.
13
Anyooma ebibuuliriro kalimujjuutuka, naye oli atya ekiragiro aliweebwa empeera
14
Enjigiriza y'omugezi nsulo ya bulamu, okuwonya omuntu emitego gy'olumbe.
15
Okutegeera obulungi kuleeta okuganja, naye ekkubo ly'atali mwesigwa lyakubazikiriza.
16
Omwegendereza buli kimu akikoza butegeevu, naye omusiru ayanjala obusiru bwe.
17
Omubaka omubi aligwa mu kabi, naye omutume omwesigwa aleeta kuwona.
18
Agaana okulambikibwa agwirwa bwavu na nsonyi, naye afaayo ku kunenyezebwa assibwamu ekitiibwa.
19
Ekyegombebwa bwe kituukirira, kiwoomera omwoyo, naye abasiru beenyinyala okwewala ekibi.
20
Atambula n'abagezi naye aba mugezi, naye munne w'abasiru alibonaabona.
21
Ennaku erondoola aboonoonyi, naye abatuukirivu basasulwa kweyagala.
22
Omuntu omulungi alekera obusika bazzukulu be, naye ebintu by'omwonoonyi biterekerwa mutuukirivu.
23
Enkabala y'omwavu yandibala emmere ennyingi, naye ennamula omutali bwenkanya egisaanyaawo.
24
Asaasira omuggo, akyawa omwana we, naye amwagala afaayo okumukangavvula.
25
Abatuukirivu balya ne bakkuta, naye olubuto lw'omubi lusigala lukyayagala.
← Chapter 12
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 14 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31