bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Proverbs 27
Proverbs 27
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 26
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 28 →
1
Teweewaaniranga mu bya nkya, kubanga olunaku bye lunaaleeta tobimanyi.
2
Leka omulala akutende, sso si kamwa ko; omuntu omulala, sso si mimwa gyo.
3
Ejjinja liba zzito, n'omusenyu guzitowa, naye byombi ekibisinga ye musiru okukusunguwaza.
4
Obusungu bukambwe n'obuswandi busaanyaawo, Ani ayinza okugumira obuggya?
5
Waakiri okunenyezebwa mu lwatu, okusinga okwagalirwa muli.
6
Ebiwundu akwagala by'akussaako biba bya mazima, naye okunywegera kw'akukyaye kubeera kwa bulimba.
7
Omukkufu yeetamwa n'ekisassalala ky'enjuki, naye ku muyala n'ebikaawa biwoomerera.
8
Ng'ekinyonyi ekibula okuva mu kisu, n'abula okuva mu maka ge bw'aba.
9
Omuzigo n'akabaani bisanyusa omutima; n'obulungi bw'ow'omukwano buva mu kubuulirirwa kwesimbu.
10
Mukwano gwo ne mukwano gwa kitaawo tobaabuliranga; ku lunaku ng'ogudde mu kacwano, teweeyunanga wa muganda wo; omuliraano ogw'okumpi gukira oluganda olw'ewala.
11
Mwana wange, beera mugezi, osanyuse omutima gwange, ndyoke mbeeko bye nnyanukula anvuma.
12
Omuntu omwegendereza alaba akabi ne yeewogoma, naye omubuyabuya agenda bugenzi, ne yettattana.
13
Ekyambalo ky'omuntu kitwale, ky'asinzeeyo okweyimirira omuyise; kitwale ng'omusingo bwe yeeyimirira omugwira.
14
Alamusa munne ku makya n'eddoboozi ery'olwatu, alitwalibwa ng'akolimye.
15
Akasolya akatatadde kutonnya mu bw'enkuba n'omukazi omuyombi bifaanagana;
16
okumuziyiza oba ng'aziyiza empewo; oba ng'oli afunyira omuzigo mu kikonde kye.
17
Ekyuma kiwagalibwa kyuma, n'omuntu y'awagala munne.
18
Alabirira omukunyu aligulyako ebibala, n'akuuma mukama we aliweebwa ekitiibwa.
19
Ng'amaaso bwe geeraba mu mazzi, n'omutima gw'omuntu bwe gulaga ky'ali.
20
Ng'amagombe n'okuzikirira bwe bitakkuta, n'amaaso g'omuntu bwe gatamatira.
21
Ogutamu gwa ffeeza, n'akabiga ka zaabu, n'omuntu agezebwa na kuwaanibwa.
22
Omusiru ne bw'omusekula mu kinu, n'omusekula ng'eŋŋano n'omusekuzo, tolimwawukanya na busiru bwe.
23
Manya bulungi amagana go nga bwe gali, n'ebisibo byo obyekebejje;
24
kubanga obugagga tebuba bwa lubeerera, n'engule tebeerawo mazadde na mazadde.
25
Essubi bwe liyoolwamu, omuddo omuggya nga gumera, n'omuddo ku nsozi nga gakuŋŋaanyizibwa,
26
olwo obwana bw'endiga bulikuwa ekyokwambala, n'embuzi ennume zirikuwa ezigula obutaka;
27
oliba n'amata g'embuzi agamala okukuliisa n'amaka go, n'okuliisa bawala bo abakuweereza.
← Chapter 26
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 28 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31