bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
1 Samuel 27
1 Samuel 27
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 26
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 28 →
1
Awo Dawudi n'ayogera mu mwoyo gwe nti, “Luliba lumu ne nzikirira olw'omukono gwa Sawulo; ekisinga obulungi ka nziruke ŋŋende mu nsi y'Abafirisuuti; Sawulo bwaliba takyandaba mu nsi ya Isiraeri; alinzigyako omwoyo n'alekerawo okunoonya, bwe ntyo bwe ndiwona mu mukono gwa Sawulo.”
2
Dawudi n'asituka n'abasajja olukaaga (600) n'agenda n'asenga Akisi kabaka w'e Gaasi mutabani wa Mawoki.
3
Dawudi n'atuula ne Akisi e Gaasi, ye n'abasajja be, buli muntu n'ab'omu nnyumba ye. Dawudi yali ne bakazi be bombi, Akinoamu Omuyezuleeri ne Abbigayiri Omukalumeeri, mukazi wa Nabali.
4
Ne babuulira Sawulo nga Dawudi yaddukira e Gaasi, n'atamunoonya nate.
5
Awo Dawudi n'agamba Akisi nti, “Oba nga nno ŋŋanze mu maaso go, bampe ekifo mu mbuga emu mu byalo ntuule eyo; kubanga kiki ekinaaba kituuza omuddu wo mu kibuga naawe mwoli.”
6
Awo Akisi n'amuwa Zikulagi ku lunaku olwo; Zikulagi kyekyava kibeera ekibuga kya bakabaka ba Yuda na kaakati.
7
Awo Dawudi nnamala mu nsi y'Abafirisuuti omwaka mulamba ko emyezi ena.
8
Dawudi n'abasajja be ne bambuka ne bakwekweta Abagesuli n'Abagiruzi n'Abamaleki; ababeeranga edda mu kitundu ekyo, okuva e Ssuuli okutuuka e Misiri.
9
Dawudi n'atta abantu obutalekawo musajja newakubadde omukazi, n'anyaga endiga, ente, endogoyi, eŋŋamira n'ebyambalo; n'akomawo eri Akisi.
10
Awo Akisi n'abuuza Dawudi nti, “Mukwekweese wa leero?” Dawudi n'addamu nti, “Mu bukiikaddyo obwa Yuda n'obukiikaddyo obw'Abayerameeri n'obukiikaddyo obw'Abakeeni.”
11
Dawudi n'atawonya musajja newakubadde omukazi okubaleeta e Gaasi, sikulwa nga bamuloopa eri kabaka Akisi nti, “Bw'atyo bw'akola era bwayisa kasookedde atuula mu nsi y'Abafirisuuti.”
12
Awo Akisi n'eyesiga Dawudi ng'alowooza nti, “Dawudi atamiriddwa ddala abantu be Abaisiraeri; kyanaava abeera omuddu wange ennaku zonna.”
← Chapter 26
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 28 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31