bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Deuteronomy 20
Deuteronomy 20
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 19
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 21 →
1
“Bwemunatabaalanga okulwana n'abalabe bammwe, ne mulaba embalaasi n'amagaali n'eggye erisinga eryammwe obunene temubatyanga; kubanga Mukama Katonda wammwe eyabaggya mu nsi ey'e Misiri ali wamu nammwe.
2
Bwe munaabanga mugenda mu lutalo, kabona anajjanga n'ayogera n'abantu,
3
n'abagamba nti, Wulira ggwe Isiraeri, leero mugenda mu lutalo okulwana n'abalabe bammwe; muleme kuddirira wadde okutya, temukankana so temubatekemukira;
4
kubanga Mukama Katonda wammwe ye agenda nammwe, okubalwanirira n'okubalokola eri abalabe bammwe.
5
Abakulu mu ggye banaayogeranga n'abantu nga bagamba nti, ‘ Wano waliwo omuntu eyazimba ennyumba empya naye nga tannagiwonga eri Mukama?’ Omuntu oyo addeyo eka agiwonge, si kulwa ng'afiira mu lutalo omuntu omulala n'agiwonga.
6
Era muntu ki ali wano eyasimba olusuku lw'emizabbibu, so nga tannalya ku bibala byalwo? Addeyo eka alye ku bibala, aleme okufiira mu lutalo, omulala n'abirya.
7
Era muntu ki ali wano eyayogereza omukazi, so nga tannamuwasa? Addeyo eka amuwase, aleme okufiira mu lutalo, omulala n'amuwasa.
8
Abakulu baneeyongeranga okugamba abantu ne boogera nti, Muntu ki wano atidde era aweddemu omutima? Oyo addeyo eka, sikulwa nga ne banne baggwamu omutima nga ye.
9
Kale abakulu mu ggye bwe banaamalanga okwogera n'abalwanyi, banassangawo abaduumizi mu ggye okukulembera abalwanyi.”
10
“Bwe munaasembereranga ekibuga okukirwanyisa, munaasokanga ne muwa abakirimu omukisa okujeemulukuka.
11
Awo abali mu kibuga ekyo bwe banaajeemulukukanga, ne beewaayo gye muli, ne babaggulirawo, banaabanga baddu bammwe era banaabaweerezanga.
12
Naye bwe batakkirizenga kwewaayo mu mirembe ne basalawo okulwana, ekibuga ekyo munaakirwanyisanga.
13
Era Mukama Katonda wammwe bw'anaakigabulanga gye muli, munattanga buli musajja akirimu n'obwogi bw'ekitala.
14
Naye abakazi n'abaana abato n'ebisibo ne byonna ebiri mu kibuga, binaabanga munyago gwammwe, munaabyetwaliranga ne mubikozesa, kubanga Mukama Katonda wammwe abibawadde.
15
Bwe mutyo bwe munaakolanga ebibuga byonna ebibali ewala ennyo, ebitali bya mu nsi gye mugenda okutuulamu.
16
Naye ku bibuga by'abantu ebiri mu nsi, Mukama Katonda wammwe gy'abawa okuba obutaka; temuwonyangawo kintu kyonna ekissa omukka.
17
Naye munaazikiririzanga ddala; Abakiiti, Abamoli, Abakanani, Abaperizi, Abakiivi, ne Abayebusi; nga Mukama Katonda wammwe bwe yabalagira;
18
balemenga okubayigiriza okukola emizizo gyabwe gyonna gye baakoleranga bakatonda baabwe; bwe mutyo muleme okunyiiza Mukama Katonda wammwe.
19
Bwe munaazingizanga ekibuga okumala ennaku ennyingi nga mulwana nakyo okukinyaga, temutemanga miti gya bibala, kubanga muyinza okugiryako, gyo si be balabe bammwe.
20
Emiti egyo gyokka egitaliibwako bibala, gye munaatemanga olw'okuzimbisa bye mwetaaga okulwanyisa ekibuga, okutuusa lwe munaakiwambanga.”
← Chapter 19
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 21 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34