bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Deuteronomy 24
Deuteronomy 24
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 23
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 25 →
1
“Omusajja bw'awasanga omukazi, n'ataganja mu maaso ge, kubanga alabye ekitali kirungi ku ye, bba anaamuwandiikiranga ebbaluwa, n'agimukwasa.
2
Omukazi agobeddwa bw'atyo ayinza okugenda n'afumbirwa omusajja omulala.
3
Bba ow'okubiri naye bw'amukyawanga n'amuwandiikira ebbaluwa ey'okumugoba n'agimukwasa, n'amugoba mu nnyumba ye; oba bba oyo bw'afanga;
4
bba ow'olubereberye eyamugoba tamuddiranga, kuba yamala okumwonoona; ekyo kya muzizo mu maaso ga Mukama; temukolanga kibi bwe kityo, muleme okwonoona ensi Mukama Katonda wammwe gy'abawa okuba obutaka.”
5
“Omusajja bw'abanga yakawasa, talondebwanga kutabaala mu lutalo, so takozesebwanga mulimu gwonna ogwa lukale okumala omwaka mulamba; anaalekebwanga, n'abeera awaka ng'asanyusa mukazi we.
6
Omuntu yenna taasingirwenga lubengo oba enso, ebikozesebwa mu kusa emmere; kuba kifaanana nga okusingirwa obulamu bw'omuntu.”
7
“Omuisiraeri bw'anawambanga mu Isiraeri munne n'amufuula omudduwe oba n'amutunda okuba omuddu, omuwambi oyo anattibwanga. Bwe mutyo bwe munaggyangawo ekibi ekyo.”
8
“Bw'olwalanga endwadde ey'ebigenge, wegenderezanga nnyo n'okolera ddala byonna bakabona Abaleevi bye banaakugambanga, nga bwe nnabalagira.
9
Jjukira Mukama Katonda wo bye yakola Miryamu mu kkubo bwe mwali muva e Misiri.”
10
“Bw'oyazikanga muntu munno ekintu kyonna, toyingiranga mu nnyumba ye kuggyayo kyambalo ky'akuwa ng'omusingo,
11
naye obeeranga bweru, gw'oyazise n'akuleetera omusingo ogwo.
12
Era gw'oyazise bw'abeeranga omwavu tosulanga n'omusingo gwe.
13
Ekyambalo kye eky'omusingo okimuddizanga akawungeezi asobole okukisulamu, alyoke akusabire omukisa; era ne Mukama Katonda wo alyoke akusiime.”
14
“Tolyazaamanyanga mpeera y'amukozi wo omwavu, mu nnaggwanga oba Omuisiraeri, abeera mu bibuga byammwe.
15
Onoomusasulanga empeera y'olunaku lw'akoze ng'enjuba tennagwa, kubanga empeera ye agyetaaga, era ab'alindiridde okugifuna; alemenga okukabirira Mukama ng'akuwawaabira n'obaako omusango.”
16
“Abazadde tebattibwenga lwa misango giziddwa baana baabwe, so n'abaana tebattibwenga lwa misango giziddwa bazadde baabwe. Naye omuntu anattibwanga lwa musango gw'azizza ye yennyini.”
17
“Tosalirizanga, mu nnaggwanga oba mulekwa, era tosingirwanga kyambalo kya nnamwandu.
18
Jjukira nga wali muddu mu misiri, Mukama Katonda wo n'akununula n'akuggyayo; kyenva nkulagira okukolanga bw'otyo.”
19
“Bw'okungulanga ebikungulwa mu nnimiro yo ne weerabira ekinywa mu nnimiro, ne weerabirayo ekinywa, toddangayo kukikima; kinaabanga kya munnaggwanga, mulekwa ne nnamwandu. Mukama Katonda wo alyoke akuwenga omukisa mu mirimu gyo gyonna gy'okola.”
20
“Bw'okubanga ebibala by'emizeyituni gwo, toddangayo lwakubiri kukuba ebisigaddeko. Ebyo, binaabanga bya mu nnaggwanga, mulekwa ne nnamwandu
21
Bw'okungulanga ezabbibu mu lusuku lwo toddangamu mulundi gwa kubiri; ezisigaddemu zinaabanga za mu nnaggwanga, mulekwa ne nnamwandu.
22
Jjukira nga wali muddu mu nsi y'e Misiri, kye nva nkulagira okukolanga bw'otyo.”
← Chapter 23
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 25 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34