bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
2 Chronicles 3
2 Chronicles 3
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 2
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 4 →
1
Ssekabaka Dawudi kitaawe wa Solomooni, yali ateeseteese ekifo eky'okuzimbamu Essinzizo. Kyali mu Yerusaalemu ku lusozi Moriya, Mukama we yamulabikira. Kye kifo Arunaani Omuyebusi kye yali akozesa ng'egguuliro. Solomooni n'atandika okuzimba
2
mu mwezi ogwokubiri ogw'omwaka ogwokuna okuva lwe yalya obwakabaka.
3
Essinzizo Solomooni lye yazimba, ebipimo byalyo, lyali lya mita amakumi abiri mu musanvu obuwanvu, ne mita mwenda obugazi.
4
Ekisasi eky'omu maaso kyali kyenkana obugazi bwonna obw'Essinzizo, ze mita mwenda, ate mita ataano mu nnya obugulumivu. Ekisenge munda yakibikkako zaabu omulongoose.
5
Ekisenge ekinene n'akibikkako embaawo ez'emiberosi, nga kungulu zibikkiddwako zaabu omulongoose, n'akolako ebifaananyi eby'enkindu n'eby'emikuufu.
6
N'awunda Essinzizo n'amayinja ag'omuwendo ennyo ne zaabu eyaggyibwa mu nsi y'e Paruvayimu.
7
Yakozesa zaabu okubikka ebisenge by'Essinzizo, n'emirabba gyalyo, n'emiryango, era n'enzigi. Ku bisenge n'akolako bakerubi
8
N'azimba ekisenge ekyomunda ekiyitibwa Ekifo Ekitukuvu Ennyo, obuwanvu bwakyo nga bwenkana n'obugazi bw'Essinzizo: mita mwenda mwenda. Zaabu aweza talanta lukaaga ye yakozesebwa okubikka ebisenge by'Ekifo Ekitukuvu Ennyo.
9
Emisumaali egya zaabu gyalimu obuzito bwa gulaamu bitaano mu nsanvu. Era n'ebisenge ebya kalina byabikkibwako zaabu.
10
Mu Kifo Ekitukuvu Ennyo n'akolamu ebifaananyi bya bakerubi bibiri eby'ekyuma ne bibikkibwako zaabu.
11
Ebiwaawaatiro bya bakerubi abo bombi, byonna awamu nga byanjuluziddwa, byali biweza obuwanvu bwa mita mwenda. Ekiwaawaatiro eky'omu, kyali kya mita bbiri n'obutundu bubiri, nga kituuka ku kisenge ky'Essinzizo, n'ekiwaawaatiro kye ekirala, nakyo kya mita bbiri n'obutundu bubiri, nga kikwata ku kiwaawaatiro kya kerubi munne.
12
Ekiwaawaatiro kya kerubi omulala, nakyo kyali kya mita bbiri n'obutundu bubiri, nga kituuka ku kisenge ky'Essinzizo. Ate ekiwaawaatiro kye ekirala, nakyo kya mita bbiri n'obutundu bubiri, nga kikwata ku kiwaawaatiro kya kerubi munne.
13
Ebiwaawaatiro bya bakerubi bombi nga byanjuluziddwa, byali biweza mita mwenda. Bakerubi abo baali bayimiridde nga batunuulidde mu kisenge ky'Essinzizo ekya wakati.
14
N'akola olutimbe olw'Ekifo Ekitukuvu, mu lugoye olwa bbululu, ne kakobe, n'olumyufu n'olweru, ng'alukozeeko bakerubi.
15
Mu maaso g'Essinzizo, kabaka n'akolawo empagi bbiri, nga za mita kkumi na ttaano n'ekitundu obugulumivu, era nga buli emu eriko omutwe gwa mita bbiri n'obutundu bubiri obuwanvu.
16
Ku ntikko ya buli mpagi, n'akolako ebifaananyi eby'emikuufu, n'ebifaananyi eby'amakomamawanga kikumi ag'ekikomo g'atadde ku mikuufu.
17
Empagi ezo n'azisimba mu maaso g'Essinzizo, emu ku ludda olwa ddyo, n'endala ku lwa kkono. Ey'oku ludda olwa ddyo n'agituuma Yakini, ey'oku kkono n'agituuma Bowaazi
← Chapter 2
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 4 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36