bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
1 Samuel 7
1 Samuel 7
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 6
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 8 →
1
Abasajja b'e Kiriyati-Yewarimu ne bajja, ne bakima Ssanduuku y'Omukama, ne bagiyingiza mu nnyumba ya Abinadabu, ku kasozi; ne batukuza Eleyazari mutabani we akuume Ssanduuku y'Omukama.
2
Ebiro byayitawo bingi nga Ssanduuku y'Omukama eri mu Kiriyati-Yewarimu, emyaka gyawera amakumi abiri; ennyumba yonna eya Yisirayeli n'eraajanira Omukama.
3
Samweli n'agamba ennyumba ya Yisirayeli yonna nti: “Oba muddidde ddala eri Omukama n'omutima gwammwe gwonna, mweggyeeko balubaale ne Baasutoreti, muleke emitima gyammwe Omukama agyeekomye, yekka ye gwe muba muweereza, olwo alibaggya mu mikono gy'Abafilisitiini.”
4
Abantu ba Yisirayeli ne beggyako Babaali ne Baasutoreti, ne baweereza Omukama yekka.
5
Samweli n'agamba nti: “Yisirayeli yenna mumukuŋŋaanyize e Mizupa, mbasabire ew'Omukama.”
6
Ne bakuŋŋaanira e Mizupa; ne basena amazzi ne bagayiwa mu maaso g'Omukama. Ku olwo ne basiiba, ne beenenya nti: “Twasobya eri Omukama.” Samweli ye yali alamula Abayisirayeli e Mizupa.
7
Abafilisitiini ne bawulira nti Abayisirayeli bakuŋŋaanidde e Mizupa. Abafuzi b'Abafilisitiini ne bajja okulumba Yisirayeli. Abayisirayeli bwe baawulira, ne batya olw'Abafilisitiini;
8
ne bagamba Samweli nti: “Tolekera awo kulaajanira Mukama Katonda waffe, atuwonye mu mikono gy'Abafilisitiini.”
9
Samweli n'addira akaliga akalume akayonka n'akaweereza konna Omukama ng'ekitambiro ekyokye; Samweli n'alaajanira Omukama olwa Yisirayeli, Omukama n'amuwuliriza.
10
Samweli yali akyaweereza ekitambiro ekyokye, Abafilisitiini ne basembera okutanula olutalo ku Bayisirayeli. Ku olwo Omukama n'abwatukira nnyo Abafilisitiini nga laddu mu ddoboozi eddene, bonna ne babuna emiwabo, ne bafufuggazibwa mu maaso ga Yisirayeli.
11
Abasajja Abayisirayeli ne bava e Mizupa ne bawondera Abafilisitiini, ne bagenda nga babatta okutuuka ku kifo ekyali wansi wa Beti-Kari.
12
Samweli n'addira ejjinja n'alisimba mu makkati ga Mizupa ne Seni, ekifo ekyo n'akiyita Ebeni Azeri ng'agamba nti: “Omukama y'atuyambye n'okutuusa kati.”
13
Abafilisitiini ne bawangulwa, era tebaagezaako nate kulumba nsi y'Abayisirayeli. Omukono gw'Omukama ne gunyigiriza Abafilisitiini ebbanga lyonna ery'obulamu bwa Samweli.
14
Ebibuga, okuva ku Ekuroni okutuuka ku Gati, Abafilisitiini bye baali banyaze ku Yisirayeli, ne biddizibwa Yisirayeli; n'ebitundu byabyo Yisirayeli n'abiggya mu mukono gw'Abafilisitiini. Ne wakati wa Yisirayeli n'Abaamori lyali ddembe.
15
Samweli ye yalamula Yisirayeli ennaku zonna ez'obulamu bwe.
16
Buli mwaka yagendanga yeetooloola okuva e Beteli, n'adda e Gilugali, n'agenda e Mizupa, ng'agenda alamula Yisirayeli mu bifo ebyo;
17
oluvannyuma yaddanga e Rama ewaabeeranga ennyumba ye, eyo nayo yalamulirangayo Yisirayeli. Era eyo yazimbirayo Omukama omwaliiro.
← Chapter 6
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 8 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31