bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Exodus 11
Exodus 11
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 10
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 12 →
1
Omukama n'agamba Musa nti: “Ekibonerezo kimu kye ŋŋenda okwongera okuleetera Faraawo. Ekyo nga kiwedde, ajja kubaleka muve wano mugende. Bw'alibagoba, agenda kubagobera ddala.
2
Kuutira abantu nti: ‘Buli musajja asabanga muliraanwa we na buli mukazi asabe munne ebintu ebya ffeeza ne zaabu.’ ”
3
Omukama n'awa abantu omukisa mu maaso g'Abamisiri, era nga Musa yali muntu mukulu nnyo mu nsi y'e Misiri, mu maaso g'abakungu ba Faraawo ne mu g'abantu abalala.
4
Awo Musa n'agamba nti: “Bw'ati Omukama bw'agambye nti: ‘Awo nga mu ttumbi, nzija kuyita mu Misiri.
5
Buli muggulanda yenna mu Misiri ajja kufa, okuva ku muggulanda wa Faraawo atudde ku nnamulondo okutuuka ku muggulanda w'omuzaana aweereza ku lubengo olusa; era na buli kiggulanda kyonna eky'ensolo.
6
Wonna mu nsi y'e Misiri mujja kubaamu ebiwoobe ebinene, ekiri ng'ekyo tekibangawo, era ekiri ng'ekyo tekiribaawo mulundi mulala.
7
Naye awali Abayisirayeli, teriba wadde embwa eboggolera omuntu oba ensolo, mulyoke mumanye nti Omukama alina enjawulo wakati w'Abayisirayeli n'Abamisiri.
8
Abakungu bo bano baliserengeta gye ndi ne bavunnama mu maaso gange nga bagamba nti: “Genda ggwe n'abantu bonna abakugoberera.” Ekyo nga kiwedde, ŋŋenda kugenda.’ ” Musa n'ava mu maaso ga Faraawo ng'obusungu bumwesera.
9
Awo Omukama n'agamba Musa nti: “Faraawo tajja kukuwuliriza; bwe kityo ebikuuno byange byeyongere obungi mu nsi y'e Misiri.”
10
Ebikuuno bino byonna Musa ne Aroni baabikolera mu maaso ga Faraawo. Naye Omukama yakakanyaza omutima gwa Faraawo, n'ataganya Bayisirayeli kuva mu nsi ye.
← Chapter 10
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 12 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40