bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Exodus 2
Exodus 2
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 1
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 3 →
1
Waaliwo omusajja ow'omu kika kya Leevi, n'awasa omukazi era ow'omu kika kya Leevi.
2
Omukazi bwe yafuna olubuto, n'azaala omwana wa bulenzi. Yalaba omwana mulungi n'amukwekera emyezi esatu.
3
Bwe yali takyasobola kwongera kumukweka, n'amufunira ekibbo eky'ebitoogo, n'akisiiga envumbo n'amasanda, n'assa omwana mu kibbo ekyo, n'akiteeka mu biwuuwa ku lubalama lwa Kiyira.
4
Mwannyina w'omwana n'ayimirira walako okulaba ekinaamutuukako.
5
Awo muwala wa Faraawo n'aserengeta okunaaba mu Kiyira, abawala abamulabirira nga bwe batambulatambula ku lubalama lwa Kiyira. N'alaba ekibbo mu biwuuwa, n'atuma omu ku bazaana be akireete.
6
Bwe yakisaanukula n'alabamu omwana omuwere omulenzi. Baabuwe, omwana ng'akaaba! N'akwatibwa ekisaasaazi n'agamba nti: “Ono ye omu ku baana b'Abeebureeyi.”
7
Awo mwannyina w'omwana n'agamba muwala wa Faraawo nti: “Ŋŋende nkuzuulire omu mu bakazi Abeebureeyi akuyonseze omwana?”
8
Muwala wa Faraawo n'amuddamu nti: “Kale genda.” Omwana n'agenda n'ayita nnyina yennyini ow'omwana.
9
Muwala wa Faraawo n'amugamba nti: “Twala omwana ono, omunnyonseze, ndikusasula.” Omukazi n'atwala omwana n'amuyonsa.
10
Omwana bwe yakula, n'amuleeta eri muwala wa Faraawo; ye n'amuyisa nga mutabani we; n'amutuuma Musa, ng'agamba nti: “Kubanga namuggya mu mazzi.”
11
Olwali olwo Musa ng'akuze, n'agenda awaali abantu b'eggwanga lye, n'alaba bwe bali ku mirimu gyabwe egy'okwetikka emigugu, era n'alaba Omumisiri ng'akuba Omwebureeyi, omu ku b'eggwanga lye.
12
N'amagamaga, bwe yalaba nga tewali muntu, n'atta Omumisiri oyo, n'amuziika mu musenyu.
13
Enkeera, n'addayo. Waaliwo Abeebureeyi babiri nga balwana. N'agamba omusobya nti: “Lwaki okuba munno?”
14
Oli n'agamba nti: “ Ani yakussaawo ng'omukulu era omulamuzi waffe? Oyagala kunzita nga bwe watta Omumisiri?” Musa ne yeekanga, n'agamba munda ye nti: “Mazima ekigambo kimanyiddwa.”
15
Faraawo bwe yakiwulira, n'ayagala okutta Musa. Musa kwe kudduka Faraawo, n'alaga mu nsi y'e Midiyaani, n'atuula wansi, kumpi n'oluzzi.
16
Waaliwo kabona w'e Midiyaani ng'alina bawala be musanvu, ne bajja okusena amazzi, okujjuza ebyesero banywese endiga za kitaabwe.
17
Abasumba ne bajja ne babagoba; naye Musa n'ajja n'abataasa, n'anywesa n'endiga zaabwe.
18
Bwe baddayo eri kitaabwe Reweli n'ababuuza nti: “Leero nga mukomyewo nga bukyali?”
19
Ne baddamu nti: “Omusajja Omumisiri atutaasizza abasumba, n'okusena n'atusenera amazzi n'anywesa n'eggana.”
20
Reweli n'abuuza bawala be nti: “Ali ludda wa? Lwaki omusajja oyo mwamuleseeyo bulesi? Mumuyite alye ku mmere.”
21
Musa n'akkiriza okuba ew'omusajja oyo; n'awa Musa muwala we Zippora abeere mukazi we,
22
n'azaala omwana wa bulenzi. Musa n'amutuuma Gerusomu, ng'agamba nti: “Ndi musenze mu nsi engwira.”
23
Nga wayise ebbanga ggwanvu, Kabaka w'e Misiri n'afa. Abayisirayeli ne basindira mu buddu, ne batema emiranga. Okuwanjaga kwabwe ne kutuuka eri Katonda nga kuva mu luwonvu olw'obuddu bwabwe.
24
Katonda n'awulira okusinda kwabwe; Katonda n'ajjukira endagaano ye ne Yiburayimu, ne Yizaake ne Yakobo.
25
Katonda n'alaba Abayisirayeli n'amanya…
← Chapter 1
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 3 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40