bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Exodus 24
Exodus 24
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 23
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 25 →
1
Awo n'agamba Musa nti: “Yambuka eri Omukama, ggwe wennyini ne Aroni, Nadabu ne Abiwu n'abakulu ensanvu mu Yisirayeli, muvunname nga mwesuddeko akabanga.
2
Musa yekka ye w'okusemberera Omukama; abalala tebasembera; n'abantu tebambuka naye.”
3
Musa n'ajja n'abuulira abantu byonna Omukama by'agambye n'amateeka gonna; abantu bonna ne baanukula n'eddoboozi limu, ne bagamba nti: “Byonna Omukama by'atugambye tujja kubikola.”
4
Musa n'awandiika ebigambo by'Omukama byonna; ku makya bwe yazuukuka, n'azimba omwaliiro wansi w'olusozi; n'amayinja ageesimbye kkumi n'abiri ku lw'ebika ekkumi n'ebibiri ebya Yisirayeli.
5
Awo n'atuma abavubuka Abayisirayeli, ne baweereza ekitambiro ekyokye, ne batambirira n'Omukama ente ennume ng'ekitambiro eky'okussa ekimu.
6
Musa n'addira ekyokubiri ky'omusaayi n'akissa mu lutiba, ekirala n'akimansira ku mwaliiro.
7
N'addira Ekitabo ky'Endagaano n'akisomera abantu nga bawuliriza; ne bagamba nti: “Tujja kukola byonna Omukama by'alagidde; tunaawuliranga.”
8
Awo Musa n'addira omusaayi n'agumansira abantu, n'agamba nti: “Guno gwe musaayi ogw'endagaano Omukama gy'akoze nammwe mu bigambo bino byonna.”
9
Musa n'ayambuka wamu ne Aroni, Nadabu ne Abiwu n'abakulu ensanvu mu Yisirayeli.
10
Ne balaba Katonda wa Yisirayeli; wansi w'ebigere bye waaliwo ekyali ng'omwaliiro gw'amayinja saffiro, nga gutukula ng'eggulu lyennyini.
11
Naye teyakola kabi konna bakungu b'Abayisirayeli. Baalaba Katonda, baalya ne banywa.
12
Omukama n'agamba Musa nti: “Yambuka ku lusozi gye ndi obeere eno, nkuwe empande z'amayinja, etteeka n'ebiragiro, bye mpandiise olw'okubayigiriza.”
13
Awo Musa n'asituka, ye n'omuyambi we Yoswa ne balinnya ku lusozi lwa Katonda.
14
N'agamba abakulu nti: “Mutulindirire wano okutuusa lwe tunadda. Mulina Aroni ne Kuru, bali nammwe; oyo aliko ensonga yonna abatuukirire.”
15
Olwo Musa n'alinnya ku lusozi. Ekire ne kibikka olusozi.
16
Ekitiibwa ky'Omukama ne kibeera ku lusozi lwa Sinayi; ekire ne kirubikkira ennaku mukaaga. Ku lunaku olwomusanvu Omukama n'ayita Musa ng'ayima mu kire.
17
Ku Bayisirayeli ekitiibwa ky'Omukama kyafaanana ng'omuliro ogusenkenya ku ntikko y'olusozi.
18
Musa ne yeevumba ekire, n'alinnya ku lusozi, n'abeera eyo ennaku amakumi ana n'ebiro amakumi ana.
← Chapter 23
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 25 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40