bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Numbers 12
Numbers 12
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 11
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 13 →
1
Awo Miryamu ne Alooni ne boogera bubi ku Musa kubanga yawasa omukazi Omukuusi.
2
Ne boogera nti, “Mazima ddala Mukama yayogerera mu Musa yekka? Tayogerera mu ffe?” Mukama n'abiwulira.
3
Naye omusajja Musa yali muwombeefu nnyo, okusinga abantu bonna abaali ku nsi yonna.
4
Mukama n'ayogera mangu ago ne Musa ne Alooni ne Miryamu nti, “Mwensatule mufulume mujje ku Weema ey'okusisinkanirangamu.” Awo bonsatule ne bafuluma.
5
Mukama n'akkira mu mpagi ey'ekire, n'ayimirira ku mulyango gw'eweema, n'ayita Alooni ne Miryamu; bombi ne basembera.
6
N'ayogera nti, “Muwulire nno ebigambo byange; mummwe bwe munaabangamu nnabbi, neeyolekanga gy'ali mu kwolesebwa oba nnaayongeranga naye mu kirooto.
7
Naye eri omuddu wange Musa si bwe kiri bwe kityo; oyo nnamukwasa ennyumba yange yonna.
8
Oyo njogera naye maaso n'amaaso, mu lwatu, so si mu bigambo bya ngero; n'enfaanana yange agiraba. Kale muyinza mutya obutatya kwogera bubi ku muddu wange Musa?”
9
Obusungu bwa Mukama ne bubuubuuka ku bo; n'avaawo.
10
Ekire ne kiva waggulu ku weema; era laba, Miryamu ng'aliko ebigenge, ng'atukula ng'omuzira. Alooni n'atunuulira Miryamu, era, laba, nga agengewadde!
11
Alooni n'agamba Musa nti, “Ai mukama wange, nkwegayiridde, totuteekako kibi, kubanga tukoze eby'obusirusiru era tukoze ekibi.
12
Nkwegayiridde ono tomuleka kuba ng'omwana azaalibwa ng'afudde, n'omubiri gwe nga guvunzeeko ekitundu.”
13
Awo Musa n'akaabira Mukama ng'ayogera nti, “Muwonye, ayi Katonda, nkwegayiridde.”
14
Mukama n'agamba Musa nti, “ Singa kitaawe ye abadde amuwandidde amalusu mu maaso, teyandibadde n'obuswavu okumala ennaku musanvu? Kale asibirwe ebweru w'olusiisira okumala ennaku musanvu, n'oluvannyuma balyoke bamukomyewo ayingire.”
15
Miryamu n'asibirwa ebweru w'olusiisira ennaku musanvu. Abantu ne batatambula okutuusa Miryamu lwe yayingizibwa nate.
16
Awo oluvannyuma abantu ne basitula e Kazerosi ne batambula ne basiisira mu ddungu lya Palani.
← Chapter 11
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 13 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36