bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
Jeremiah 10
Jeremiah 10
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 9
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 51
Chapter 52
Chapter 11 →
1
Abayisirayeli, muwulire ebyo Mukama by'abagamba.
2
Agamba nti: “Temuyiganga mpisa za ba mawanga malala. Temweraliikiriranga bubonero obutali bwa bulijjo, obulabikira ku ggulu, ab'amawanga amalala ne bwe babweraliikirira,
3
kubanga empisa z'ab'amawanga ago, teziriiko kye zigasa. Omuntu atema omuti mu kibira, omufundi n'agubajja bulungi.
4
Ne bagunyiriza ne ffeeza ne zaabu, ne bagukomerera n'emisumaali okugunyweza, guleme kusagaasagananga.
5
Ebifaananyi eby'engeri eyo, biri ng'ebyo bye bateeka mu nnimiro okukanga ebinyonyi, era tebiyinza kwogera. Babisitula busituzi, kubanga tebiyinza kutambula. Temubityanga, kubanga tebiyinza kubakolako kabi, wadde okubakolera akalungi.”
6
Tewali ali nga ggwe, ayi Mukama. Oli mukulu. Erinnya lyo kkulu, era lya buyinza.
7
Ani atasaanye kukussaamu kitiibwa, ggwe Kabaka w'amawanga? Ogwanira okussibwamu ekitiibwa, kubanga mu bagezi bonna abali mu mawanga, ne mu bakabaka baabwe bonna, tewali ali nga ggwe.
8
Bonna bonna babuyabuya, era basirusiru, abayigira eby'obusiru ku bifaananyi byabwe eby'emiti.
9
Ebifaananyi ebyo, babibikkako ffeeza eyaweesebwa n'aba wa luwewere, gwe baggya e Tarusiisi, ne zaabu gwe baggya e Yufazi, akoleddwa abakugu. Babyambaza engoye eza kakobe n'emmyufu, ezikoleddwa abalusi b'engoye abakugu.
10
Naye Mukama ye Katonda yennyini ow'amazima. Ye Katonda Nnannyinibulamu, era Kabaka ow'emirembe gyonna. Bw'asunguwala, ensi ekankana. Amawanga tegayinza kugumira busungu bwe.
11
Mubategeeze nti balubaale abataakola ggulu na nsi, balizikirizibwa ne baggweerawo ddala mu nsi.
12
Mukama ye w'obuyinza, ye yatonda ensi. Amagezi ge, ge gaatereeza ebintu byonna era ge gaabamba eggulu.
13
Ye bw'alagira, amazzi agali waggulu gawuluguma, era asitula ebire okuva mu nsonda z'ensi. Aleeta okumyansa mu nkuba, era aggya embuyaga mu mawanika ge.
14
Abantu bonna basiruwadde, baweddemu amagezi. Abakola ebifaananyi ebya zaabu ensonyi zibakutte, kubanga ebifaananyi byabwe bya bulimba, temuli bulamu.
15
Tebiriiko kye bigasa, bya bulimba bwereere. Birizikirizibwa ku olwo lwe birisalirwako omusango.
16
Katonda wa Yakobo tali nga byo, kubanga ye yatonda byonna; era yalondamu Yisirayeli okuba eggwanga erirye ku bubwe. Mukama Nnannyinimagye lye linnya lye.
17
Mmwe ab'omu Yerusaalemu, muzingiziddwa! Mukuŋŋaanye ebyammwe,
18
kubanga Mukama agamba nti: “Mu kiseera kino, nja kugoba abantu mu nsi eno. Nja kubatuusaako obuyinike baboneebone.”
19
Nga zitusanze okufumitibwa ebiwundu! Ebiwundu byaffe si bya kuwona! Naye tunaagamba ki? Buno bwe buyinike bwaffe, tuteekwa okubugumira.
20
Eweema zaffe zoonooneddwa, emiguwa egizireega gikutuse. Abaana baffe batuvuddeko, tewali anaatuleegera weema, n'okuwanika entimbe mu zo!
21
Abakulembeze basiruwadde obuteebuuza ku Mukama, kye kibaviirako okulemwa, be batwala ne basaasaana.
22
Amawulire gaagano agazze: waliwo akasattiro ak'amaanyi akava mu nsi ey'ebukiikakkono, akanaafuula ebibuga bya Buyudaaya amatongo omusula ebibe!
23
Mmanyi, ayi Mukama, ng'obulamu bw'omuntu tebuli mu buyinza bwe, era nga tewali ayinza kweruŋŋamya yekka.
24
Tugolole, ayi Mukama, naye tokambuwala nnyo. Tobonereza na busungu, oleme kutusaanyaawo.
25
Amawanga agatakusinza g'oba osunguwalira n'abantu abakweggyako, kubanga basse abantu bo, babasaanyirizzaawo ddala, ensi yaffe esigadde matongo!
← Chapter 9
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 51
Chapter 52
Chapter 11 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50
51
52