bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
Jeremiah 43
Jeremiah 43
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 42
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 51
Chapter 52
Chapter 44 →
1
Awo ne mmaliriza okutegeeza abantu byonna Mukama Katonda bye yantuma okubategeeza.
2
Awo Azariya mutabani wa Osaaya, ne Yohanaani mutabani wa Kareya, n'abasajja bonna abeekulumbaza, ne baŋŋamba nti: “Olimba! Mukama, Katonda waffe takutumye kutugamba nti: ‘Temugenda Misiri okubeera eyo.’
3
Baruku mutabani wa Neriya ye akutuwendulidde okutugabula mu mikono gy'Abakaludaaya, balyoke batutte oba batutwale e Babilooniya tube basibe.”
4
Bwe batyo Yohanaani n'abakulu b'ebibinja bonna, n'abantu abalala bonna, ne batawulira Mukama ky'abalagidde, okusigala mu nsi Buyudaaya.
5
Awo Yohanaani n'abakulu b'ebibinja bonna, ne batwala e Misiri abantu bonna abaali balekeddwa mu Buyudaaya, wamu n'abo abaali bakomyewo okuva mu mawanga gye baali basaasaanidde,
6
abasajja, n'abakazi, n'abaana abato, ne bawala ba kabaka. Ne batwala bonna, Nebuzaradaani omuduumizi w'eggye be yali alekedde Gedaliya okubalabirira, omwali Baruku, nange.
7
Ne bajeemera ekya Mukama kye yabalagira, ne bayingira mu nsi y'e Misiri, okutuukira ddala ne mu kibuga Tapaneesi.
8
Awo Mukama n'aŋŋambira e Tapaneesi nti:
9
“Ddira amayinja amanene ogaziike mu matoffaali agali awayingirirwa mu lubiri lwa kabaka, wano e Tapaneesi, ng'abamu ku Bayudaaya bakulaba,
10
obagambe nti Nze Mukama, Nnannyinimagye, Katonda wa Yisirayeli, nja kutumya omuweereza wange Nebukadunezzari kabaka wa Babilooniya, ajje ateeke entebe ye ey'obwakabaka ku mayinja gano ge nziise, era atimbe eweema ye eya kabaka ku go.
11
Nebukadunezzari oyo alijja n'awangula Misiri. Ab'okufa endwadde bafe, ab'okutwalibwa mu busibe batwalibwe mu busibe, n'ab'okufiira mu lutalo bafiire mu lutalo.
12
“Ndikuma omuliro mu masabo ga balubaale b'e Misiri, era kabaka wa Babilooniya, balubaale alibookya, oba alibasibako n'abatwala. Ng'omusumba bw'ayonja olugoye lwe ng'alondalondamu ensekere n'azimalamu, ne kabaka wa Babilooniya bw'atyo bw'alireka alonzelonze buli kantu mu Misiri, n'agitukuza, n'alyoka agenda, nga tewali amukuba ku mukono.
13
Alimenya empagi ez'e Heliyopoli mu nsi y'e Misiri, era alyokya omuliro amasabo ga balubaale b'e Misiri.”
← Chapter 42
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 51
Chapter 52
Chapter 44 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50
51
52