bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Genesis 2
Genesis 2
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 1
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 3 →
1
Bwe kityo eggulu n'ensi ne bimalirizibwa ne nnamunkukumbo waamu yenna.
2
Ku lunaku olwomusanvu Katonda yali amalirizza omulimu gwe yali akola, ku lunaku olwomusanvu n'awummula omulimu gwe gwonna gwe yali akola.
3
Katonda n'awa omukisa olunaku olwomusanvu, n'alutukuza, kubanga ku olwo yawummula omulimu gwe gwonna ogw'okutonda.
4
Kino kye kifaayo ky'eggulu n'ensi lwe byatondebwa. Omukama Katonda lwe yakola ensi n'eggulu
5
waali tewannabaawo kasaka konna ak'ettale ku nsi wadde ekimera kyonna eky'oku nsiko ekyali kitutunuse; anti Omukama Katonda yali tannatonnyesa nkuba ku nsi wadde okubaawo omuntu yenna ow'okulima ettaka,
6
kyokka ensulo yavanga mu ttaka n'efukirira ku nsi ku ngulu kwonna.
7
Awo Omukama Katonda n'abumba omuntu mu nfuufu ey'ettaka, n'afuuwa mu mivubo gy'ennyindo ye omukka ogw'obulamu. Omuntu n'afuuka omwoyo omulamu.
8
Omukama Katonda n'asimba ennimiro mu Edeni ku ludda lw'ebuvanjuba. Omwo mwe yassa omuntu gwe yali abumbye.
9
Omukama Katonda mu ttaka n'amezaamu buli muti ogusanyusa okulaba nga guwooma n'okulya, mu nnimiro wakati nga mulimu omuti gw'obulamu n'omuti ogw'okumanya obulungi n'obubi.
10
Omugga gwafulumanga mu Edeni okufukirira ennimiro, bwe gwavanga eyo ne gweyawulamu obugga buna.
11
Erinnya ly'akasooka ye Pisoni, ke kaako aketooloola ensi yonna ey'e Kavila erimu zaabu.
12
Zaabu w'omu nsi eyo mulungi; eyo osangayo budelliyo n'ejjinja oniki.
13
Ate erinnya ly'akagga akookubiri ye Gikoni aketooloola ensi yonna ey'e Kuusi.
14
Ate erinnya ly'akagga akookusatu ye Tiguri. Ako kalaga ebuvanjuba wa Assuri. Ko akagga akookuna ye Furaati.
15
Omukama Katonda yaddira omusajja, n'amussa mu nnimiro y'e Edeni, agirime era agikuume.
16
Omukama Katonda n'alagira omusajja nti: “Okulya ku muti gwonna ogw'omu nnimiro, ekyo osobola,
17
naye omuti ogw'okumanya obulungi n'obubi togulyangako; anti olunaku lwonna lw'oligulyako, oli wa kufa.”
18
Omukama Katonda n'agamba nti: “Si kirungi muntu kubeera yekka; nzija kumukolera omuyambi amusaanira.”
19
Omukama Katonda ng'amaze okubumba mu ttaka ebisolo byonna eby'omu nsiko n'ebinyonyi byonna eby'omu bbanga, yabireetera omusajja alabe ky'anaabiyita, buli kiramu kyonna nga bwe yakiyita lye lyafuuka erinnya lyakyo.
20
Omusajja n'atuuma amannya ebisolo by'awaka byonna, n'ebinyonyi byonna eby'omu bbanga, n'ebisolo byonna eby'ettale; naye temwasangibwamu muyambi asaanira muntu.
21
Omukama Katonda ne yeebasa omusajja otulo tungi. Bwe yali yeebase, ku mbiriizi ze n'aggyako lumu, mu kifo kyalwo n'ajjuzaawo omubiri;
22
Omukama Katonda n'azimba olubiriizi lwe yali aggye mu musajja n'akolamu omukazi, n'amuleetera omusajja.
23
Omusajja n'agamba nti: “Kati lino lye ggumba ery'omu magumba gange, omubiri oguvudde mu mubiri gwange; ono anaayitibwanga ‘mukazi’ kubanga aggyiddwa mu musajja.”
24
Olw'okubeera ekyo omusajja kyaliva alirekanga kitaawe ne nnyina, ne yeegatta ku mukazi we; balifuuka omubiri gumu.
25
Bombi, omusajja ne mukazi we, baali bwereere, naye nga tebakwataganirwa nsonyi.
← Chapter 1
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 3 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50