bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Genesis 8
Genesis 8
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 7
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 9 →
1
Awo Katonda n'ajjukira Nowa na buli kisolo eky'ettale n'ebisolo eby'awaka ebyali naye mu kyombo, Katonda n'aleeta empewo ku nsi amazzi ne gakendeera.
2
Ensulo ez'eddubi n'ebiyiriro eby'eggulu ne biggalira, n'enkuba n'eziyizibwa okuva mu ggulu.
3
Amazzi ne gaddirira, ne gagenda nga gakendeera. Ku nkomerero y'ennaku ekikumi mu ataano ne gatandika okukalira.
4
Mu mwezi ogwomusanvu nga gwakamala ennaku kkumi na musanvu ekyombo ne kituula ku nsozi Ararati.
5
Amazzi gaagendanga gakendeera okutuusa ku mwezi ogw'ekkumi; ku mwezi ogw'ekkumi, ku lunaku olusooka olw'omwezi, entikko z'ensozi ne zirabika.
6
Bwe waayitawo ennaku amakumi ana, Nowa n'aggulawo eddirisa lye yali akoze mu kyombo,
7
n'asindika nnamuŋŋoona; yagiranga n'afuluma n'adda, okutuusa amazzi ku nsi lwe gaakalira.
8
N'asindika n'ejjiba alabe oba amazzi gakendedde ku nsi.
9
Naye ejjiba teryazuula kifo we lisobola kugwa, ne likomawo gy'ali mu kyombo kubanga amazzi gaali gakyali wonna ku nsi. N'alikunuukiriza, n'alikwata, n'aliyingiza gy'ali mu kyombo.
10
N'alindirirayo ennaku endala musanvu n'addamu okusindika ejjiba, nga liva mu kyombo.
11
Ne likomawo gy'ali akawungeezi, mu kamwa kaalyo nga mulimu akatabi akabisi aka oliva. Nowa bw'atyo n'amanya nti amazzi gakendedde ku nsi.
12
Sso era n'alindirirako ennaku endala musanvu; n'asindika ejjiba, naye siryaddamu kudda gye yali.
13
Bwe kityo, mu mwaka ogw'olukaaga mu ogumu, mu mwezi ogusooka, ku lunaku olubereberye olw'omwezi, amazzi ne gakalira ku nsi; Nowa n'aggulawo ekisaanikira ku kyombo, n'alaba nga ku nsi wonna wakalu.
14
Mu mwezi ogwokubiri, ku lunaku olw'amakumi abiri mu omusanvu, ensi n'ekalira ddala.
15
Katonda n'agamba Nowa nti:
16
“Fuluma ekyombo ggwe ne mukazi wo ne batabani bo ne bakaabaana bo.
17
Ebiramu byonna ebiri naawe ku buli kitonde: ebinyonyi, ebisolo, na buli kyewalula ku ttaka, bifulumye wamu naawe, bibune ku nsi bizaale, byale ku nsi.”
18
Nowa n'afuluma ne batabani be, ne mukazi we ne bakaabaana be.
19
Ebisolo byonna, n'ebyewalula, ebinyonyi byonna, n'ebitambula ku nsi, buli kimu mu kika kyakyo, ne bifuluma ekyombo.
20
Nowa n'azimbira Omukama omwaliiro, n'addira ku buli kisolo kirongoofu, ne ku buli kinyonyi kirongoofu, n'atambira ekitambiro ekyokye ku mwaliiro.
21
Omukama n'awunyirwa akawoowo akasanyusa. Omukama n'agamba mu mutima gwe nti: “Sikyaddayo n'akatono kuvumirira ttaka olw'okubeera omuntu, kubanga endowooza y'omutima gw'omuntu okuva mu buvubuka bwe yeewunzikira ku kibi. Awo nno sikyaddamu kuzikiriza buli kiramu kyonna, nga bwe nkoze.
22
“Ensi ng'ekyaliwo, okusiga n'okukungula, empewo n'ebbugumu, ekyeya n'obutiti, emisana n'ekiro tebiibulirengawo ddala.”
← Chapter 7
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 9 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50