bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Genesis 6
Genesis 6
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 5
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 7 →
1
Abantu bwe baamala okwala ku nsi, nga bazadde n'abawala,
2
batabani ba Katonda ne balaba bawala b'abantu nga babalagavu, ne beefunira mu bo abakazi okuva mu bonna be baalondanga.
3
Katonda n'agamba nti: “Omwoyo gwange tegulisigala mu muntu mirembe gyonna, kubanga mubiri bubiri; ennaku ze ziriba myaka kikumi mu abiri.”
4
Mu biseera ebyo, era ne mu biseera ebyaddirira batabani ba Katonda okwewasiza bawala b'abantu ne babazaalira abaana, ku nsi kwaliko Banefili; be baabo abantu abazira abatutumufu ab'emirembe egy'edda.
5
Omukama yalaba ng'obwonoonefu bw'omuntu bungi mu nsi, nga na buli kirowoozo kya mutima gwe kyewunzikidde ku kibi kyokka obudde bwonna,
6
Omukama ne yeenenya olw'okukola omuntu mu nsi, n'anyolwa mu mutima,
7
n'agamba nti: “Nzija kuzikiriza omuntu gwe natonda, mmusaanyewo ku nsi, ye n'ebisolo, n'ebyewalula, ssaako ebinyonyi eby'omu bbanga; kubanga nnyoleddwa okulaba nga nabikola.”
8
Naye Nowa yasanga ekisa mu maaso g'Omukama.
9
Kino kye kifaayo kya Nowa: Nowa yali musajja mutuukirivu nga taliiko musango mu bantu b'omulembe gwe; yatambuliranga mu Katonda.
10
Yazaala abaana basatu ab'obulenzi: Seemu, Kaamu ne Yafesi.
11
Ensi yali nnyonoonefu mu maaso ga Katonda, nga yonna ejjudde obukambwe.
12
Katonda yalaba ng'ensi eyonoonese, kubanga buli muntu ku nsi yali mwonoonefu mu neeyisa ye.
13
Katonda n'agamba Nowa nti: “Nsazeewo, enkomerero ya buli muntu etuuse, kubanga ensi ejjudde obukambwe olw'abantu, nze nno ŋŋenda kubazikiriza wamu n'ensi.
14
Weekolere ekyombo mu muti ogw'envumbo; mu kyombo ojja kukolamu ebisenge obisiige envumbo munda ne kungulu.
15
Bw'oti bw'onookikola: obuwanvu bw'ekyombo bubeeere emikono ebikumi bisatu, obugazi, emikono amakumi ataano, ate obusimba bwakyo, emikono amakumi asatu.
16
Ekyombo kikolere akasolya akasukkulumye ku kyo omukono gumu. Ojja kuteeka omulyango mu mbiriizi zaakyo era okikolemu ebitindiro bisatu: ekisooka ekya wansi, ekyokubiri eky'omu makkati n'ekyokusatu ekya waggulu.
17
“Nze ŋŋenda okuleeta amazzi g'omujjuzi ku nsi, nzite buli kintu ekiramu wansi w'eggulu, buli kyonna ekiri ku nsi kijja kusaanawo.
18
Nzija kukola endagaano naawe, ggwe ojja kuyingira ekyombo, ggwe ne batabani bo, ne mukazi wo, ne bakaabaana bo bayingire naawe.
19
Ate ku buli kiramu kyonna okuva mu buli nsolo, oggyangako bibiri n'obiyingiza mu kyombo, biramire omwo naawe, ekisajja n'ekikazi.
20
Ne ku buli kika kya nnyonyi, ne ku buli kika kya nsolo, ne ku buli kika kya kyewalula ku ttaka: bibiri ku buli kika biyingire eyo gy'oli, biryoke birame.
21
Ate ggwe weetwalire ku buli kika kya mmere ekiriibwa, weeterekere; y'eriba emmere yo nabyo.”
22
Nowa n'akolera ddala byonna nga Katonda bwe yali abimulagidde.
← Chapter 5
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 7 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50