bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
/
Jeremiah 43
Jeremiah 43
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
← Chapter 42
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 51
Chapter 52
Chapter 44 →
1
Yeremiya bwe yasirissa okubuulira abantu ebigambo byonna eby'Omukama Katonda waabwe, ebyo Omukama Katonda waabwe bye yali amutumye okubabuulira,
2
Azariya mutabani wa Osaaya, Yokanani mutabani wa Karewa n'abantu bonna ab'olunkulu ne bagamba Yeremiya nti: “Oyogera bya bulimba. Omukama tannakutuma kutugamba mbu: ‘Temugenda Misiri kubeera eyo.’
3
Wazira Baruku mutabani wa Neriya y'akututankuulidde, ayagala atuweeyo mu mikono gy'Abakaludeya batutte oba batutwale mu buwaŋŋanguse e Babiloni.”
4
Yokanani mutabani wa Karewa n'abagabe bonna ab'eggye n'abantu bonna ne bagaana okuwulira eddoboozi ly'Omukama okusigala mu nsi ya Yuda.
5
Awo Yokanani mutabani wa Karewa abagabe bonna ab'eggye ne batwala abaali basigaddewo mu Yuda yenna abaali bakomyeewo okubeera mu nsi ya Yuda nga bava mu mawanga abantu gye baali basaasaanidde.
6
Baatwala abasajja, abakazi, abaana, bawala ba kabaka n'abantu bonna Nebuzaradani omugabe w'abakuumi be yali alese ne Gedaliya mutabani wa Akikamu mutabani wa Safani, ko ne Yeremiya omulanzi ne Baruku mutabani wa Neriya.
7
Ne balaga bwe batyo mu nsi y'e Misiri, kubanga tebaawulira ddoboozi lya Mukama. Ne batuuka e Takupanikesi.
8
Awo ekigambo ky'Omukama ne kijjira Yeremiya e Takupanikesi nti:
9
“Mu maaso g'Abayudaaya kwata amayinja amanene ogaziike mu budongo mu luggya lw'amataffaali awayingirirwa mu lubiri lwa Faraawo e Takupanikesi,
10
olwo obagambe nti: ‘Omukama w'Amagye, Katonda wa Yisirayeli, kino ky'agamba: “Nzija kutumya omuweereza wange Nebukadurezzari kabaka w'e Babiloni; alissa nnamulondo ye ku mayinja gano ge nziise wano; ku go alyanjululizaako manvuuli ye.” ’
11
Ajja kujja akube ensi y'e Misiri: Ab'okufa olumbe, badde eri olumbe; ab'okutwalibwa mu busibe, badde eri obusibe; ab'okufa ekitala, badde eri ekitala.
12
Agenda kwokya omuliro amasabo ga balubaale b'e Misiri; alyokya ebiggya byabwe balubaale n'abasiba. Ng'omusumba bwe yeezingira omunagiro gwe, naye bw'alyezingira Misiri n'akumba, n'agenda mu ddembe.
13
Alimenyaamenya empagi mu Kiggwa ky'Enjuba mu nsi y'e Misiri, n'ebiggwa bya balubaale b'e Misiri alibyokya omuliro.”
← Chapter 42
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 51
Chapter 52
Chapter 44 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50
51
52