bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
2 Chronicles 19
2 Chronicles 19
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 18
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 20 →
1
Awo Yekosafaati kabaka wa Yuda n'akomawo mu nnyumba ye mirembe e Yerusaalemi.
2
Awo nnabbi Yeeku, mutabani wa kanani, n'afuluma okusisinkana kabaka Yekosafaati, n'amugamba nti, “Kituufu ggwe okuyamba ababi, ate n'okolagana n'abo abakyawa Mukama? Olw'ekikolwa ekyo Katonda akusunguwalidde.
3
Naye mu ggwe mukyalimu ebirungi: kubanga waggyawo ebifaananyi bya Asera mu nsi yo, n'omalirira mu mutima gwo okunoonya Katonda.”
4
Awo Yekosafaati n'abeeranga e Yerusaalemi. N'addayo eri abantu okuva e Beeruseba okutuuka mu nsi y'ensozi eya Efulayimu, n'abakomyawo eri Mukama Katonda wa bajjajjaabwe.
5
N'assaawo abalamuzi mu buli kibuga kya Yuda ekiriko ekigo ekigumu,
6
n'agamba abalamuzi nti, “Mufumiitirize nnyo ku bye mukola, kubanga temulamula ku bwa bantu wabula ku bwa Mukama, abeera awamu nammwe nga musala emisango.
7
Kale nno mutye Mukama, musseeko omwoyo ku bye mukola, kubanga Katonda waffe tagumikiriza kikyamya nsonga, newaankubadde okusaliriza, wadde okulya enguzi.”
8
Mu Yerusaalemi Yekosafaati y'eteekamu Abaleevi ne bakabona n'abamu bakulu b'ennyumba mu Isiraeri, okulamulanga ku bwa Mukama. Babeeranga mu Yerusaalemi.
9
Awo n'abakuutira ng'agamba nti, “Mukole nga mutya Mukama n'obwesigwa era n'omutima gumu.
10
Baganda bammwe abali mu bibuga byabwe, bwe banaaleetanga gye muli emisango oba gy'abutemu oba gy'akumenya mateeka oba biragiro oba kusobya ebibalagirwa, mubalabulenga, baleme okunyiiza Mukama, sikulwa nga abasunguwalira mmwe ne baganda bammwe abo. Mukolenga bwe mutyo, muleme kubaako musango.”
11
Era, Amaliya kabona omukulu yanavunaanyizibwanga ku nsonga zonna eza Mukama, Zebadiya mutabani wa Isimaeri, omukulu mu kika kya Yuda yanavunaanyizibwanga ensonga zonna eza kabaka, n'Abaleevi banaaweerezanga nammwe. Mukole n'obuvumu era Mukama abeere n'abo abakola ebituufu.
← Chapter 18
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 20 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36