bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
Genesis 17
Genesis 17
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 16
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 18 →
1
Awo Aburaamu bwe yaweza emyaka kyenda mu mwenda, Mukama n'amulabikira, n'amugamba nti: “Nze Katonda Omuyinzawaabyonna. Ompuliranga, era okolanga ebituufu.
2
Ndikola naawe endagaano, era ndikuwa abazzukulu bangi.”
3
Aburaamu ne yeevuunika ku ttaka. Katonda n'amugamba nti:
4
“Laba nkoze naawe endagaano. Oliba jjajja w'amawanga mangi.
5
Era tokyayitibwanga Aburaamu, naye erinnya lyo linaabanga Aburahamu, kubanga nkufudde jjajja w'amawanga amangi.
6
Ndikuwa abazzukulu bangi, abamu ku bo baliba bakabaka. Oliba n'abazzukulu bangi, ne bafuuka amawanga.
7
Ndinyweza endagaano gye nkoze naawe, era ne bazzukulu bo ab'emirembe gyonna, ebe ndagaano eteridiba. Nnaabanga Katonda wo era Katonda wa bazzukulu bo.
8
Era ndikuwa ggwe ne bazzukulu bo ensi eno mw'oli. Ensi yonna ey'e Kanaani eriba ya bazzukulu bo emirembe gyonna, era nze nnaabanga Katonda waabwe.”
9
Katonda n'agamba Aburahamu nti: “Kale naawe wamu ne bazzukulu bo, munaakuumanga endagaano yange emirembe gyonna.
10
Eno ye ndagaano wakati wammwe nange, ggwe ne bazzukulu bo, gye munaakuumanga: buli musajja mu mmwe, anaakomolwanga.
11
Munaakomolebwanga. Ako ke kabonero ak'endagaano wakati wammwe nange.
12
Okuva kati okutuusa emirembe gyonna, buli mwana ow'obulenzi mu mmwe, anaakomolebwanga nga wa nnaku munaana. Kino kitwaliramu abaddu abazaalirwa mu maka gammwe, ne be mugula mu bagwira.
13
Buli azaalirwa mu maka gammwe, ne buli gwe mugula, anaakomolebwanga, era ako ke kanaabanga akabonero ku mubiri gwammwe, ak'endagaano ey'olubeerera gye nkoze nammwe.
14
Buli musajja atakomoleddwa, taabalirwenga mu bantu bange, kubanga aba amenye endagaano yange.”
15
Katonda n'agamba Aburahamu nti: “Mukazi wo tokyamuyita Saraayi. Okuva kati, Saara lye linnya lye.
16
Ndimuwa omukisa era naawe ndikuwa omwana ow'obulenzi mu ye. Ddala ndimuwa omukisa, era aliba nnyina w'amawanga. Mu bazzukulu be mulibaamu bakabaka.”
17
Aburahamu n'avuunama ku ttaka, kyokka n'aseka, n'agamba mu mutima gwe nti: “Omusajja ow'emyaka ekikumi anaafuna omwana, era Saara awezezza emyaka ekyenda anaazaala?”
18
Awo n'agamba Katonda nti: “Waakiri nno Yisimayeli abe mulamu, ansikire!”
19
Katonda n'agamba nti: “Nedda, mukazi wo Saara alikuzaalira omwana ow'obulenzi, era olimutuuma erinnya Yisaaka. Ndinyweza endagaano yange naye era ne bazzukulu be, n'eba ya mirembe gyonna.
20
Ne by'osabidde Yisimayeli mbiwulidde. Kale ndimuwa omukisa, era ndimuwa abaana bangi, n'abazzukulu bangi nnyo. Alizaala abakungu kkumi na babiri, era bazzukulu be ndibafuula eggwanga eddene.
21
Naye endagaano yange ndiginyweza na mutabani wo Yisaaka, Saara gw'alikuzaalira mu biseera nga bino omwaka ogujja.”
22
Katonda bwe yamala okwogera ne Aburahamu, n'ava awali Aburahamu, n'agenda.
23
Ku lunaku olwo lwennyini, Aburahamu n'akomola mutabani we Yisimayeli n'abaddu bonna abaazaalirwa mu maka ge, ne be yagula, era n'abasajja bonna ab'omu maka ge, nga Katonda bwe yamugamba.
24
Aburahamu yali wa myaka kyenda mu mwenda we yakomolerwa,
25
ate mutabani we Yisimayeli yali wa myaka kkumi n'esatu.
26
Aburahamu ne mutabani we Yisimayeli baakomolebwa ku lunaku lwe lumu,
27
awamu n'abasajja bonna ab'omu maka ge, abaazaalirwamu ne be yagula ku bagwira.
← Chapter 16
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 18 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50