bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
Genesis 9
Genesis 9
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 8
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 10 →
1
Katonda n'awa Noowa n'abaana be omukisa, n'abagamba nti: “Muzaale nnyo, mweyongere obungi, mujjuze ensi.
2
Ensolo zonna n'ebibuuka mu bbanga na buli kiramu kyonna ekiri mu nnyanja, binaabatyanga. Biteekeddwa mu buyinza bwammwe.
3
Byonna munaabiryanga. Mbibawadde, nga bwe n'abawa ebimera byonna, bibeerenga emmere yammwe.
4
Naye kye mutaalyenga ye nnyama ekyalimu omusaayi, kubanga obulamu buli mu musaayi. 15:23
5
Nnaabonerezanga buli asaanyaawo obulamu bw'omuntu. Ekibonerezo kye nnaawanga ensolo esse omuntu, kya kuttibwa.
6
Buli atta omuntu, naye anattibwanga abantu, kubanga omuntu yatondebwa ng'afaanana Katonda.
7
Era mmwe muzaale nnyo, mube n'abaana bangi ku nsi, mugibune.”
8
Katonda n'agamba Noowa n'abaana be nti:
9
“Kaakano nkola endagaano nammwe era n'ezzadde lyammwe erinaddangawo,
10
na buli kitonde kyonna ekiramu, ensolo n'ebibuuka mu bbanga, era na buli kiramu kyonna ekivudde nammwe mu lyato.
11
Nkola nammwe endagaano nti sikyaddamu kuzikiriza biramu byonna na mujjuzo gwa mazzi. Omujjuzo gw'amazzi teguliddamu kuzikiriza nsi.”
12
Katonda era n'agamba nti: “Kano ke kabonero ak'endagaano ey'emirembe n'emirembe, gye nkoze nammwe era na buli kitonde ekiramu ekiri nammwe:
13
ntadde musoke ku bire, ye anaabanga akabonero ak'endagaano gye nkoze n'ensi.
14
Bwe nnaaleetanga ebire ku ggulu musoke n'alabika,
15
nnajjukiranga endagaano gye nkoze nammwe, era na buli kitonde ekiramu, nti omujjuzo gw'amazzi teguliddamu kuzikiriza biramu byonna ku nsi.
16
Musoke bw'anaalabikanga ku bire, nnaamulabanga ne nzijukira endagaano ey'emirembe n'emirembe, nze Katonda gye nkoze n'ebitonde byonna ebiri ku nsi.
17
Ako ke kabonero ak'endagaano gye nkoze n'ebiramu byonna ebiri ku nsi.”
18
Abaana ba Noowa abaafuluma okuva mu lyato, ye Seemu ne Haamu ne Yafeeti. Haamu ye kitaawe wa Kanaani.
19
Abaana ba Noowa abo abasatu, be baasibukamu abantu bonna ku nsi.
20
Noowa yali mulimi, era ye muntu eyasooka okulima ennimiro y'emizabbibu.
21
Bwe yanywa ku mwenge gw'emizabbibu, n'atamiira, n'agalamira mu weema ye ng'ali bwereere.
22
Haamu, kitaawe wa Kanaani, bwe yalaba kitaawe ng'ali bwereere, n'agenda abuulira baganda be ababiri abaali ebweru.
23
Awo Seemu ne Yafeeti ne bakwata olugoye, ne balutwalira ku bibegabega byabwe. Ne bayingira mu weema nga batambula kyennyumannyuma, ne babikka kitaabwe, nga batunudde ebbali, baleme kulaba kitaabwe ng'ali bwereere.
24
Noowa bwe yaddamu okutegeera, ng'omwenge gumuvuddeko, n'amanya mutabani we asinga obuto kye yamukola,
25
n'agamba nti: “Kanaani akolimirwe! Anaabanga muddu wa baganda be.”
26
Era n'agamba nti: “Mukama Katonda wange awe Seemu omukisa. Kanaani anaabanga muddu wa Seemu.
27
Katonda ayaze Yafeeti! Bazzukulu be babeerenga wamu n'aba Seemu Kanaani anaabanga muddu wa Yafeeti.”
28
Omujjuzo gw'amazzi nga guwedde, Noowa yawangaala emyaka ebikumi bisatu mu ataano.
29
N'afa ng'awezezza emyaka lwenda mu ataano.
← Chapter 8
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 10 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50