bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
Genesis 2
Genesis 2
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 1
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 3 →
1
Bwe bityo eggulu n'ensi, n'ebibirimu byonna, ne biggwa okukola.
2
Ku lunaku olw'omusanvu, Katonda n'amala emirimu gye gyonna gye yakola, n'awummula ku lunaku olwo olw'omusanvu.
3
N'awa omukisa olunaku olw'omusanvu, n'alutukuza, kubanga ku lunaku olwo, kwe yamalira okutonda, n'alekera awo okukola.
4
Bwe bityo eby'omu ggulu n'eby'oku nsi bwe byatondebwa. Mukama Katonda lwe yakola ensi n'eggulu,
5
waali tewannabaawo miti wadde ebimera ebirala ku nsi, kubanga Mukama Katonda yali tannatonnyesaako nkuba, era nga tewali muntu alima ensi.
6
Naye amazzi gaavanga mu ttaka, ne gannyikiza ensi.
7
Awo Mukama Katonda n'abumba omuntu mu nfuufu y'ettaka, n'amufuuwa mu nnyindo omukka ogw'obulamu, omuntu n'atandika okuba omulamu.
8
Awo Mukama Katonda n'asimba ennimiro mu Edeni, ku ludda olw'ebuvanjuba, n'ateeka omwo omuntu gwe yabumba.
9
N'ameza omwo buli muti ogusanyusa okulaba, era ogubala ebibala ebiwooma. Mu nnimiro wakati mwalimu omuti oguleeta obulamu, n'omuti oguleeta okumanya ekirungi n'ekibi.
10
Omugga ne gusibuka mu Edeni okufukiriranga ennimiro, ne gweyawulamu, ne gufuuka emigga ena.
11
Ogusooka, erinnya lyagwo Pisoni. Ogwo gwe gwetooloola ensi yonna eya Havila, erimu zaabu.
12
Ddala ensi eyo erimu zaabu omulungi, n'ebyakawoowo ebitasangikasangika, era n'amayinja ag'omuwendo!
13
Erinnya ly'omugga ogwokubiri, Giboni. Ogwo gwe gwetooloola ensi yonna eya Kuusi.
14
Omugga ogwokusatu ye Tigiriisi, oguyita ebuvanjuba bwa Assiriya. N'omugga ogwokuna ye Ewufuraate.
15
Awo Mukama Katonda n'atwala omuntu, n'amuteeka mu nnimiro ey'e Edeni agirimenga, era agirabirirenga.
16
N'amugamba nti: “Buli muti ogw'omu nnimiro, olyangako nga bw'onooyagalanga.
17
Naye omuti oguleeta okumanya ekirungi n'ekibi togulyangako, kubanga olunaku lw'oligulyako, tolirema kufa.”
18
Awo Mukama Katonda n'agamba nti: “Si kirungi omuntu okubeera yekka. Nja kumukolera omubeezi amusaanira.”
19
Mukama Katonda kyeyava addira ettaka n'akolamu ensolo zonna n'ebibuuka mu bbanga, n'abireetera omuntu okulaba bw'anaabiyita, era buli kiramu, erinnya lye yakiyita, lye lyaba erinnya lyakyo.
20
Omuntu n'atuuma amannya buli nsolo na buli ekibuuka mu bbanga, naye nga tannazuula mubeezi amusaanira.
21
Awo Mukama Katonda ne yeebasa omusajja otulo tungi. N'amuggyamu olubiriizi lumu, n'ajjuzaamu ennyama mu kifo kyalwo.
22
Olubiriizi olwo lw'aggye mu musajja, n'alukolamu omukazi, n'amumuleetera.
23
Omusajja n'agamba nti: “Ddala ono ye muntu munnange, lye ggumba erivudde mu magumba gange, gwe mubiri oguvudde mu mubiri gwange. Anaayitibwanga mukazi, kubanga aggyiddwa mu musajja. ”
24
Omusajja kyanaavanga aleka kitaawe ne nnyina, ne yeegatta ne mukazi we, ne baba omuntu omu.
25
Omusajja ne mukazi we bombiriri baali bwereere, naye tebaakwatibwa nsonyi.
← Chapter 1
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 3 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50