bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
Job 10
Job 10
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 9
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 11 →
1
“Neetamiddwa obulamu! Nja kwemulugunya lwatu, njatule ennaku endi ku mwoyo.
2
Nja kugamba Katonda nti: ‘Tonsalira musango kunsinga. Naye mmanyisa ky'onvunaana.
3
Olaba nga kirungi okukambuwala n'okunyooma ggwe wennyini bye watonda, n'osanyukira amagezi g'ababi?
4
Ggwe ebintu obiraba ng'omuntu bw'abiraba? Oba obitegeera ng'abantu bwe babitegeera?
5
Ennaku z'owangaala ziri ng'ez'abantu abafa? Oba emyaka gy'obulamu bwo giri ng'egy'omuntu?
6
Lwaki oyagala okubuuliriza ku bibi byange, n'okunoonyereza ku kwonoona kwange?
7
Newaakubadde omanyi nga siriiko kye nvunaanibwa, tewali ayinza kumponya ng'anzigya mu mikono gyo.
8
“ ‘Ggwe wennyini ggwe wammumba n'emikono gyo n'onteekawo. Ate kaakano onkyukidde okunsaanyaawo.
9
Jjukira nga wammumba mu bbumba. Ononsekula onzizeeyo mu nfuufu?
10
Tewanjiwa ng'amata mu lubuto lwa mmange, n'ommumba ng'ekitole ky'omuzigo?
11
Wataba amagumba gange n'ebinywa n'ogabikkako ennyama n'olususu.
12
Wampa obulamu era n'onjagala. Olabiridde bulungi obulamu bwange.
13
“ ‘Naye waliwo bino bye wakweka nga bya kyama. Mmanyi nga wali obitegeka okuntuukako.
14
Bwe nkola ekibi, onneetegereza, Era tolikinsonyiwa.
15
Bwe mba omubi nga zinsanze! Bwe nkola ekituufu nkoteka omutwe gwange ne nzijula okuswala, ne nnyenjebuka olw'okubonaabona.
16
Bwe nkola eky'okwenyumiririzaamu obeera ng'empologoma n'onjigga. Okola n'ekyamagero okunnumya.
17
Onnumba buggya okumbonyaabonya. Weeyongera okunsunguwalira. Onsindikira amagye mu bibinja n'ebibinja.
18
“ ‘Kale lwaki waleka ne nzaalibwa? Nandifudde nga tewannaabawo n'omu andabako.
19
Olwandivudde mu lubuto ne banziikirawo, ne mba ng'atabangawo.
20
Obulamu bwange tebusigazizzaayo ennaku ntono? Ndeka nsanyukemu akatono,
21
nga sinnagenda mu nsi eyo ey'ekisiikirize n'ekizikiza ekikutte gye sigenda kuva.
22
Ensi ey'ekisiikirize n'obutabangufu ekitangaala gye kiri ng'ekizikiza.’ ”
← Chapter 9
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 11 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42