bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
Job 27
Job 27
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 26
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 28 →
1
Awo Yobu n'addamu okwogera emboozi ye, n'agamba nti:
2
“Katonda atampisizza bulungi, era Omuyinzawaabyonna andeetedde okunyolwa mu mwoyo, gwe ndayira nti:
3
Nga nkyali mulamu, era nga nkyassa omukka Katonda gwe yampa,
4
siriyisa bya bulimba mu kamwa kange; wadde okwogeza eby'obukuusa olulimi lwange.
5
Kye sisobola kukola, kwe kubagamba nti: muli batuufu mmwe. Tewali lwe ndigamba nti: ndiko kye nvunaanibwa.
6
Nnywezezza obwesigwa bwange, siribuleka kunvaako. Omutima gwange teguliiko kye gunvunaana obulamu bwange bwonna.
7
“Omulabe wange abonerezebwe ng'omubi. N'oyo ansitukiramu, akolweko ng'omwonoonyi.
8
Atassaamu Katonda kitiibwa kiki ky'asuubirayo nga Katonda amukomezza n'amuggyako obulamu?
9
Bw'alibeera mu buyinike, Katonda aliwuliriza okukaaba kwe?
10
Ye muntu asanyukira okusinza Omuyinzawaabyonna, era amwegayirira ennaku zonna?
11
“Ka mbayigirize mmwe nti Katonda wa buyinza. Ka nneme okubakweka ebifa ku Muyinzawaabyonna.
12
Naye nammwe mwenna mubyerabiddeko n'agammwe. Kale lwaki mweyogeza ebitalina makulu?
13
“Guno gwe mugabo Katonda gw'awa ababi. Bwe busika Omuyinzawaabyonna bw'awa abanyigiriza abalala:
14
abaana be bazaala ne baala, baba ba kufa kitala. Ezzadde lyabwe terifuna mmere ya kulya erimala.
15
Be baleka bakyali abalamu banattibwanga olumbe, bannamwandu baabwe, ne batakungubaga.
16
Omubi ne bw'alikuŋŋaanya ensimbi ezitabalika, n'ategeka ebyambalo ebisinga ku bye yeetaaga,
17
ebyo by'aba ategese omulungi ye alibyambala. Era ataliiko ky'avunaanibwa, ye aligabana ensimbi.
18
Ennyumba omubi gy'azimba eba nga ya kiwojjolo, teguma. Oba era eba ng'ensiisira ey'omukuumi w'ennimiro.
19
Agenda okwebaka nga mugagga, Kyokka taliddayo kuba bw'atyo. W'azibulira ati amaaso ng'obugagga bwe bubuzeewo.
20
Ebitiisa bimutuukako ng'engezi y'amazzi; Ekiro kibuyaga n'amukuŋŋunsa.
21
Embuyaga y'ebuvanjuba emusitula n'agenda, n'emukunguzza okumuggya w'abeera.
22
Emufuumuula awatali kusaasira ng'afuba okugyetakkuluzaako.
23
Emukubaganyiza ebintu, n'emuleekaanyiza amaloboozi.
← Chapter 26
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 28 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42