bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
Job 41
Job 41
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 40
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 42 →
1
“Goonya oyinza okugivubisa eddobo, oba okusiba olulimi lwayo n'omuguwa?
2
Oyinza okuyingiza omuguwa mu nnyindo zaayo, Oba okuwummula oluba lwayo n'eddobo?
3
Eneekwegayirira ogikwatirwe ekisa, n'eyogera naawe bulungi ogireke?
4
Eneekola naawe endagaano ebeerenga muweereza wo ennaku zonna?
5
Onoozannyanga nayo nga bw'ozannya n'ekinyonyi? Oba onoogisibiranga abaweereza bo abawala ebasanyuse?
6
Abavubi banaagiramuzanga? Abasuubuzi banaagitemaatemanga okugitunda?
7
Oyinza okugifumita effumu ne liyita mu ddiba lyayo? Oba omutwe gwayo n'ogufumita emiwunda egiswaga ebyennyanja?
8
Geza ogikooneko, tolikiddira lulala! Era olutalo tolirwerabira!
9
N'okugiraba obulabi omuntu taba na ssuubi. n'agwa ku ttaka wansi.
10
Tewali aba na buvumu bwa kusaggula goonya. Olwo kale aguma ye ani okuyimirira we ndi?
11
Ani yasooka okumpa gwe nnina okuddiza? Buli ekiri wansi w'eggulu kyange.
12
“Siireme kwogera ku magulu gaayo, ne ku maanyi gaayo, ne ku nkula yaayo ennungi.
13
Ani ayinza okugyambulamu ekyambalo kyayo ekyokungulu? Ani afumita n'ayita mu ddiba lyayo ery'embu ebbiri?
14
Ani ayinza okwasamya akamwa kaayo? Amannyo gaayo nga ga ntiisa!
15
Amagalagamba gaayo ag'amaanyi ge gagyewuliza. Gasibaganye ganywezeddwa akabonero ng'ak'envumbo.
16
Erimu liriraana linnaalyo, ne watasigala kaagaanya wadde n'empewo eyitemu.
17
Geegasse ne gakwatagana, tegayinza kwawulibwa.
18
Bw'ekuba emyasi, givaamu ekitangaala. Amaaso gaayo gamyuka nga njuba evaayo.
19
Akamwa kaayo kavaamu mimuli egyaka. Kabuukamu nsasi ez'omuliro.
20
Ennyindo yaayo evaamu omukka ng'oguva mu ntamu etokota, ne mu kisaalu ekyaka.
21
Omukka gw'essa gukuma amanda, ennimi ez'omuliro ne ziva mu kamwa kaayo.
22
Erimu amaanyi mu nsingo. Etiisa n'ekankanya buli agyaŋŋanga.
23
Enfunyiro z'ennyama yaayo zeekutte zigyerippyeko awatali kusagaasagana.
24
Omutima gwayo gwakula nga jjinja; ddala mugumu nga lubengo.
25
Bw'egira eti n'esituka, wadde balubaale batya! Beekanga ne babulwa eky'okukola.
26
Agisimbako ekitala, tagireetako kamogo. Effumu n'omuwunda wadde akasaale, bya bwereere!
27
Eby'ekyuma ebibala nga bisasiro; eby'ekikomo, miti gya mpumbu.
28
Toyinza kugigobesaawo kasaale. Amayinja g'envuumuulo gaba nga bisusunku ku yo.
29
Embuukuuli z'emiggo nazo ku yo bisusunku. Esekerera amafumu ge bakasuka okugifumita.
30
Amagalagamba g'oku lubuto lwayo gali ng'enzigyo ez'obwogi. Bwe yeekulula mu bitosi eba ng'ebiwuula eŋŋaano eby'ekyuma.
31
Bw'eyingira amazzi, esiikuula ennyanja n'eba ng'entamu etokota, era ng'akasaka omweserera omuzigo.
32
Amazzi mw'eyise, erekamu ekkubo ly'amayengo ameeru. N'erowoozesa n'oli, obuziba okuba n'envi.
33
Tewali kigyenkana ku nsi. Yatondebwa teriimu kutya.
34
Eziimuula buli kisolo ekyepansi; Ye kabaka w'ensolo zonna.”
← Chapter 40
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 42 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42