bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
Job 40
Job 40
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 39
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 41 →
1
Mukama era n'agamba Yobu nti:
2
“Anoonya ensobi, anaavunaana Omuyinzawaabyonna? Oyo awakana nange kale anziremu.”
3
Awo Yobu n'alyoka addamu Mukama nti:
4
“Siriimu kaabuntu; Nnaakuddamu ntya? Ka nkwate ku mumwa nsirike busirisi.
5
Nayogedde omulundi gumu, sijja kuddamu. Oba ebiri, naye sikyayongedde.”
6
Awo Mukama n'addamu Yobu, ng'asinziira mu mbuyaga ey'amaanyi, n'agamba nti:
7
“Kale weesibe ekimyu ng'omusajja, nkubuuze ebibuuzo, onziremu.
8
Onootuuka n'okukyusa ensala yange? Onoosalira nze omusango okunsinga, ggwe oba obeera omutuufu?
9
Wenkana nange amaanyi? Era oyinza okubwatuka n'eddoboozi eriri ng'eryange?
10
Kale weetimbe obukungu n'olwetumbu. Yambala ekitiibwa n'obukulu.
11
Laga obusungu bwo obuyitirivu, otunuulire buli mwepansi omubonereze.
12
Ddala tunuulira buli mwepansi omukkakkanye Olinnyirire ababi awo wennyini we bali.
13
Bavumbike bonna wamu mu nfuufu. Basibire mu kifo ekikwekeddwa.
14
Olwo nange nnaakutendereza nti obuyinza bwo buwangudde.
15
“Kale laba envubu gye natonda nga bwe natonda ggwe. Erya muddo ng'ente.
16
Amaanyi gaayo gagiri mu kiwato, Ne mu nnyama y'oku lubuto lwayo.
17
Ekakanyaza omukira ne gwesimba ng'omuvule. Ebinywa by'amagulu gaayo byasibagana.
18
Amagumba gaayo gali ng'enseke ez'ekikomo, Amagulu gaayo gali ng'emitayimbwa.
19
Y'esooka mu nsolo zonna ze natonda. Omutonzi waayo ye yekka ayinza okugisemberera n'ekitala.
20
Naye ensozi okuzannyira ebisolo byonna, ze zigyaliza by'erya.
21
Egalamira wansi w'obuti obw'amaggwa; yeekweka mu bitoogo, mu lutobazzi.
22
Yeggama mu bisiikirize by'obuti obw'amaggwa; Ne mu myerebu egy'oku myala gy'amazzi.
23
Omugga bwe gwanjaala, tetya. Eguma omwoyo, Yorudaani ne bwe gujjula okutuuka ku kamwa kaayo.
24
Waliwo ayinza okugikwata ng'etunula? Oba ayinza okugikwasa ku mutego n'ogifumita ennyindo?
← Chapter 39
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 41 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42