bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
Job 4
Job 4
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 3
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 5 →
1
Awo Elifaazi Omutemani n'ayanukula Yobu nti:
2
“Omuntu bw'anaayogerako naawe kinaakukola bubi? Naye ani ayinza okwefuga n'atabaako ky'ayogera?
3
Wayigirizanga bangi, era wagumyanga abanafu.
4
Eyeesittala wamubuuliriranga, n'aguma alemenga kugwa.
5
Kati kituuse ku ggwe, n'ozirika; okwatiddwako, ne weeraliikirira.
6
Katonda wamusinzanga n'oba mwesigwa gy'ali. Wali muntu mwesimbu. Ekyo tekikuwa ssuubi?
7
“Naawe sooka wejjukanye: ani yali asaanyeewo nga tazzizza musango? Era walaba wa omwenkanya azikirizibwa?
8
Nze ndabye abafaabiina ng'omulimi bw'akabala. Ne bategeka ennimiro, ne bagisigamu ebyonoono awamu n'emitawaana. Era ebyo bye bakungulamu.
9
Katonda abassiza omukka ogw'obusungu bwe, Obuli nga kibuyaga, n'abazikiriza.
10
Abantu ababi bawuluguma ng'empologoma enkambwe. Naye amannyo gaazo gamenyebwa.
11
Bafa ng'empologoma ezitalina kye zitta kulya, Abaana baabwe ne basaasaana.
12
“Olumu nafuna obubaka, nga buli nga kaama ka mu kutu.
13
Nali mu birowoozo eby'ekirooto ky'omu kiro; mu tulo otungi otukwata abantu.
14
Entiisa n'okukankana ne binkwata. Amagumba gange ne ganyeenyezebwa.
15
Omuzimu gwampita awo mu maaso. Enviiri zanva ne ku mutwe!
16
Gwayimirira buyimirizi, naye ne sigwekkaanya. Ekifaananyi kyandi mu maaso, nga wonna kasiriikiriro. Ne mpulira eddoboozi nti:
17
‘Omuntu alifa, asinga Katonda obutuukirivu? Era aliba omulongoofu okukira eyamussaawo?
18
Wadde abo abamuweereza mu ggulu tabeesiga n'akatono. Bamalayika be abanenya olw'ensobi zaabwe.
19
Alabisa kale abantu abaakolebwa mu nfuufu? Ababetenteka amangu okusinga n'ekiwuka!
20
Okuzikirira kwabwe tekutwala na bbanga: Okuva ku makya okutuusa akawungeezi, baggwaawo ne batajjukirwa.
21
Balifa tebannaba bagezi. Byonna bye babadde nabyo ne bitwalibwa abalala.’
← Chapter 3
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 5 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
Recommended Reading
Commentary
Job Commentaries
→
Devotional
Job Devotional Guide
→
Get This Bible
LB03 Study Bible
→