bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
Job 23
Job 23
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 22
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 24 →
1
Awo Yobu n'addamu ng'agamba nti:
2
“Ne leero neemulugunya era mpakanya, Wadde ngezaako obutasinda, naye siyinza kweziyiza.
3
Kale singa mmanya gye nnyinza okusanga Katonda, ne ntuuka n'awali entebe ye!
4
Nandisengese ensonga zange mu maaso ge, sandimulekeddeyo n'emu.
5
Nandimanye by'anziramu, ne ntegeera by'aŋŋamba.
6
Yandinnyombesezza mu bukulu bwe n'obuyinza bwe? Nedda, yandiwulirizza bye ŋŋamba.
7
Eyo omwesimbu ayinza okuwoza naye. Omulamuzi wange yandinnejjerezza ne biggwa.
8
“Kale nnoonya ebuvanjuba, naye nga Katonda taliiyo, n'ebugwanjuba ne simulabayo.
9
Katonda akolera mu bukiikakkono ne mu bukiikaddyo, wabula siyinza kumulaba.
10
Kyokka ye amanyi ekkubo lye nkwata. Bw'alimala okungeza, ndivaamu ntukudde nga zaabu.
11
Ntambulira mu kkubo ly'ayitamu. Siriviiramu ddala n'akatono.
12
Sivanga ku by'andagira. Ngoberera by'ayagala, sso si ebyo nze bye neegomba.
13
“Naye ye y'omu bulijjo tewali ayinza kumukyusa Era akola ekyo ky'ayagala.
14
Ajja kutuukiriza ekyo, kye yanteekerateekera. Era alina bingi ebiri ng'ekyo.
15
Kyenva nfuna entiisa w'ali Sirema kutya bwe mmulowooza.
16
Kubanga Katonda anzirisizza, Omuyinzawaabyonna antekemudde.
17
Katonda ye antiisa sso si nzikiza, wadde ye enzibye amaaso.
← Chapter 22
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 24 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42