bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
Job 17
Job 17
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 16
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 18 →
1
“Obulamu bwange bugenze, ennaku zange ziwedde. Entaana kati y'enninze,
2
Mazima neetooloddwa abakudaazi, ndaba bwe bansosonkereza.
3
Ayi Katonda, ggwe oba onteerawo akakalu. Omulala ananneeyimirira ye ani?
4
Nga bw'obazibye emitima ne batasobola kutegeera, tobaleka kuwangula.
5
Alyamu banne olukwe afune ebyabwe, abaana be zibasanze.
6
“Nfuuliddwa ekisekererwa abantu, era gwe bawandira amalusu.
7
Ennaku enzibye amaaso. Nzenna nkozze, nsigadde magumba.
8
Abeeyita abalungi balaba kino ne beekanga. Ataliiko ky'avunaanibwa asituka, n'ambala nti sissaamu Katonda kitiibwa.
9
Eyeeyita omutuufu yeeyongere okuguma. N'atazzanga musango yeeyongere okwenyweza.
10
Kale mwenna mukomewo muddemu bye mubadde mugamba. Sijja kulaba mu mmwe wa magezi.
11
“Ennaku zange zigenze! Bye nteekateeka bifudde, era ne bye mbadde neegomba.
12
Bannange ekiro bakiyita misana. Ekizikiza bwe kikwata, nti bunaatera okutangaala.
13
Magombe yokka gye nsuubira okuba amaka gange. Nneeyalire neebake mu kizikiza.
14
Mpite entaana kitange n'envunyu mmange, era mwannyinaze.
15
Olwo essuubi lyange lye liruwa? Kye nsuubira ani akiraba?
16
Ndikkirira nakyo olwo magombe, ngalamire nakyo mu nfuufu?”
← Chapter 16
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 18 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42