bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
Job 37
Job 37
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 36
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 38 →
1
Kibuyaga ankankanya omutima, ne guntundugga.
2
Muwulire okubwatuka kw'eddoboozi lya Ddunda! N'okududuma okuva mu kamwa ke!
3
Akusindika wansi w'eggulu lyonna. N'okumyansa kwe kubuna enkomerero y'ensi.
4
Olwo eddoboozi lye liwuluguma, ne libwatuka n'entiisa. Liwulirwa, nga n'okumyansa bwe kugenda mu maaso.
5
Okubwatuka kw'eddoboozi lya Katonda kwa kitalo! Akola ebikulu, ebitulema okutegeera!
6
Kubanga alagira omuzira nti: ‘Gwa ku nsi’; n'ekire ky'enkuba nti: ‘Tonnya n'amaanyi.’
7
Ayimiriza emirimu gya buli muntu, abantu bonna be yatonda, bamanye by'akola.
8
Ebisolo bigenda gye byekweka, ne bibeera mu mpuku zaabyo.
9
Embuyaga n'eva mu bukiikaddyo, n'empewo n'eva mu bukiikakkono.
10
Katonda assa omukka ne guleeta omuzira. Amazzi ne gakwata ng'ejjinja.
11
Ekire ekikutte akijjuza amazzi. Ebire bibunya wonna okumyansa kwe.
12
Ebire byetooloola eno n'eri nga bw'aba abiragidde. Bikolera ku biragiro bye buli wantu gye biraga.
13
Atonnyesa enkuba okufukirira ensi. Olumu agitonnyesa lwa kubonereza bantu. Olumu kaba kabonero akalaga ekisa kye.
14
Yobu, wulira kino: siriikirira olowooze ku by'ekitalo, Katonda bye yakola.
15
Omanyi Katonda bw'alagira ebire, okumyansa ne kuvaayo mu byo?
16
Omanyi ebire bwe biseeyeeyera mu bbanga, ekiraga obukugu bwa Katonda obwekitalo?
17
Otuuyanira mu byambalo byo ng'obudde bulimu ebbugumu, olw'embuyaga eva mu bukiikaddyo.
18
Oyinza okukwatirako Katonda okubamba eggulu, ne limasamasa ng'endabirwamu?
19
Tuyigirize bye tuba tumugamba, tetuliiko kye tumanyi. Tuli ng'abali mu kizikiza.
20
Bakimugambe nti njagala okwogerako naye? Mba nneenoonyeza kusaanyizibwawo?
21
Embuyaga bw'emala okwerawo ebire, kizibu okutunula mu kitangaala ekitangalijjira ku ggulu.
22
Mu bukiikakkono ye eva okwakaayakana okuli nga zaabu. Ekitiibwa kya Katonda kitukuba entiisa!
23
Omuyinzawaabyonna okumanya wa buyinza nnyo, tetuyinza kumusemberera. Asala mu bwenkanya era mwesimbu. Tatulugunya bantu.
24
Abantu kyebava bamutya. Tassa mwoyo ku abo abeerowooza okuba abagezi.”
← Chapter 36
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 38 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42