bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
/
Job 35
Job 35
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
← Chapter 34
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 36 →
1
Awo Elihu era n'agamba nti:
2
“Olowooza nti kituufu okugamba nti: ‘Siriiko kye nvunaanibwa mu maaso ga Katonda?’
3
N'okubuuza Katonda nti: ‘Ekibi kyange kikukolako ki? N'obutakola kibi bungasizza ki?’
4
Nja kukuddamu ggwe, wamu ne mikwano gyo.
5
Tunuulira eggulu, olabe. Weetegereze ebire ebyewanise okusinga w'otuuka.
6
Bw'oyonoona, omukolako kabi ki? Ebibi byo bwe byeyongera obungi, bimukolako ki?
7
Bw'obeera omwenkanya omuganyula ki? Oba ky'akufunako kye kiruwa?
8
Obubi bwo buyinza kulumya muntu buntu nga ggwe. N'ebirungi by'okola gwe biyamba.
9
Olw'okunyigirizibwa okungi abantu baleekaana. Bakaaba bafune ayamba okubawonya ab'amaanyi.
10
Naye tewali agamba nti: ‘Katonda ali ludda wa eyantonda, asobozesa abantu okuyimba nga bali mu kaseera akazibu;
11
akozesa ebisolo atuyigirize, akozesa n'ebinyonyi, atufuule abagezi.’
12
Kale bakaaba, naye Katonda taddamu, kubanga beekuza era babi.
13
Bakaabira bwereere, Katonda tawuliriza byabwe. Era Omuyinzawaabyonna tatunulako gye bali.
14
Kale olwo anaakuwulira atya bw'ogamba nti tomulaba? Era bw'ogamba nti omusango gwo guli mu maaso ge, era nti omulindirira?
15
Era kaakano oba obusungu bwe tebuliiko gwe bubonereza, era tewali ky'afaayo ku bibi,
16
Yobu ayogera bitaliimu nsa, ayongera kwogera by'atamanyi.”
← Chapter 34
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 36 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42