bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Job 10
Job 10
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 9
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 11 →
1
“Nneetamiddwa obulamu bwange! Naafukumula okwemulugunya kwange, Njatule ennaku endi ku mwoyo.
2
N'agamba Katonda nti Tonsalira musango okunsinga; Naye ntegeeza ky'onvunaana.
3
Olaba nga kirungi ggwe okukambuwala, N'okunyooma gwe bye watonda, Naye n'osanyukira okuteesa kw'ababi?
4
Gwe olina amaaso nga ag'omuntu? Ggwe olaba ng'omuntu bwa laba?
5
Ennaku zo ziriŋŋaanga ez'abantu? Oba emyaka gyo giri ng'egy'omuntu?
6
Lwaki oyagala okubuuliriza ku bibi byange, N'okunoonyereza ku kwonoona kwange?
7
Newakubadde ng'omanyi nga siriiko musango, So tewali n'omu ayinza okumponya mu mukono gwo?
8
Emikono gyo gye gyammumba, gye gyankola Ate kaakano onkyukidde okunzikiriza.
9
Nkwegayiridde, jjukira nga wammumba mu bbumba, Era onoonsekula onzizeeyo nate mu nfuufu?
10
Tewanjiwa ng'amata mu lubuto lwa mmange, N'ommumba ng'ekitole ky'omuzigo?
11
Wannyambaza ennyama n'olususu, N'ongatta wamu n'amagumba n'ebinywa.
12
Wampa obulamu n'okuganja, Okufaayo kwo gyendi kwe kwakuuma omwoyo gwange.
13
Naye waliwo bye wakweka nga bya kyama. Ekyo bw'otyo bwe wakyagala.
14
Bwe nnyonoona, oneetegereza, Era tolinziggyako butali butuukirivu bwange.
15
Bwe mba omubi, nga zinsanze; Era bwe mba omutuukirivu, sisobola kuyimusa mutwe gwange, Mba nzijudde obuswavu. Nga ntunuulira okubonaabona kwange.
16
Era bwe negulumiza olw'ekyo kye mba nkoze, onjigga ng'empologoma. Era n'okola eby'amagero okunnumya.
17
Onnumba buggya okumbonyaabonya, Weeyongera okunyiigira, Oyongera okuteekateeka okunnumba nate.
18
Kale lwaki waleka ne nzaalibwa? Nnandifudde nga tewannaabaawo n'omu andabako.
19
Nnandibadde ng'atabangawo; Okuva mu lubuto, bandiziikiddewo.
20
Ennaku ez'obulamu bwange si ntono? Kale lekera awo, Ndeka nsanyukemu katono,
21
Nga sinnagenda eyo gye sityenga kukomawo, Ensi ey'ekisiikirize n'ekizikiza ekikutte.
22
Ensi ey'ekisiikirize n'obutabangufu, Ensi ey'ekisiikirize eky'okufa awatali kuteekateeka, Era ekitangaala kyayo kiri ng'ekizikiza.”
← Chapter 9
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 11 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42