bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Job 16
Job 16
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 15
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 17 →
1
Awo Yobu n'addamu n'agamba nti:
2
Mpulidde bingi ebiri bwe ng'ebyo, Mu kifo eky'okumbudaabuda, munyongera nnaku.
3
Ebigambo ebitaliimu munaabikomya ddi? Ye kiki ekikusosonkereza okunnyanukula bw'otyo?
4
Nange nandisobodde okwogera nga mmwe bwe mwogedde, Singa mmwe muli mu mbeera gye ndimu, Nandiboogeredde amafuukuule, Nga bwe mbannyeenyeza omutwe gwange.
5
Naye nnandyogedde ebigambo ebibagumya, Nzikkakkanye ku buyinike bwammwe.
6
Newakubadde nga njogera, obuyinike bwange tebunnakkakkana: Era ne bwe nsirikirira mpeeraweerako ke nkana wa?
7
Naye Katonda omaliddemu ddala amaanyi, Amaka gange gonna ogasaanyizzaawo!
8
Era onkwatidde ddala, ndinga omulabe wo, N'obukovvu bwange abantu kwe basinziira, okunnumiriza nti gunsinze.
9
Mu busungu bwe antaagudde era anjigganyizza. Era annumidde obujiji, Omulabe wange ankanulidde amaaso.
10
Abantu bantunuulidde nga basamaaliridde. Bankungaanirako Bankuba empi nga banswaza.
11
Katonda ampaddeyo eri ababi. Era ansuudde mu mikono gy'ababi.
12
Nali nteredde wamu, n'ajja n'angabanyaamu. Yankwata ku nsingo n'akuba ekigwo wansi. Antaddewo ng'ekintu ky'akubirako sabbaawa ye.
13
Abalasi be banzingizza enjuyi zonna, Ayasaamu ensigo zange nga tasaasira n'akatono, N'ayiwa endulwe yange ku ttaka.
14
Anfubutikirako ng'omulwanyi, Nnaammenyaamenya buli nnyingo.
15
Nkungubaga nga nesibye ekikutiya, Amaanyi gampeddemu ne ngalamira mu nfuufu.
16
Amaaso gange gamyuse olw'okukaaba amaziga, Ne ku bikowe byange kuliko ekisiikirize ky'okufa.
17
Newakubadde bya bukambwe ne ngalo zange, N'okusaba kwange kulongoofu.
18
Ayi ensi, togaana musaayi gwange kululuma, N'okukaaba kwange kuleme okusirisibwa.
19
Ne kaakano, omujulirwa wange ali mu ggulu, N'omuyima wange ali waggulu.
20
Mikwano gyange banyooma, Ntunuulidde Katonda gwe nkabira amaziga.
21
Njagala omuntu ampolereze eri Katonda, Okufaanana ng'oyo awolereza muntu munne.
22
Kubanga emyaka si mingi gye nsigaza giggweeko, Nditambula olugendo gye ssiriva kukomawo.
← Chapter 15
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 17 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42