bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Job 40
Job 40
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 39
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 41 →
1
Mukama era n'agamba Yobu nti:
2
“Anoonya ensobi anaayombesa Omuyinza w'ebintu byonna? Awakanya Katonda anziremu.
3
Awo Yobu n'alyoka addamu Mukama nti,
4
Laba, siriimu ka buntu; n'akuddamu ntya? Kansirike busirisi.
5
Njogedde omulundi gumu, sijja kuddamu. Oba emirundi ebiri, naye sijja kwongera kwogera.
6
Awo Mukama n'addamu Yobu ng'asinziira mu mbuyaga ey'amaanyi, n'agamba nti:
7
Weesibe nno ekimyu ng'omusajja, Nange nkubuuze, onziremu.
8
Ogezaako kukyusa ensala yange? Ggwe onsalira nze omusango ggwe obeere omutuufu?
9
Wenkana nange amaanyi? Era oyinza okubwatuka n'eddoboozi eriri ng'eryange?
10
Kale yimirira nga weetimbye obukugu n'amalala. Yambala ekitiibwa n'obukulu.
11
Fuka obusungu bwo obusukkiridde, Otunuulire buli muntu ow'amalala omutoowaze
12
Tunuulira buli muntu ow'amalala omukkakkanye; Olinnyirire ababi we bayimirira.
13
Bavumbike bonna wamu mu nfuufu. Basibire mu kifo ekikwekeddwa.
14
Kale nange nnakutendereza, Nti obuyinza bwo buyinza okukulokola.
15
Laba nno, envubu gye nnatonda nga bwe nnatonda ggwe, Erya omuddo ng'ente.
16
Laba nno amaanyi gaayo gali mu kiwato kyayo, Ne mu binywa eby'omu lubuto lwayo.
17
Ekakanyaza omukira ne gw'esimba ng'omuvule. Ebinywa by'amagulu gaayo by'amaanyi.
18
Amagumba gaayo galiŋŋaanga enseke ez'ekikomo, Amagulu gaayo galiŋŋaanga emitayimbwa.
19
Y'esooka mu nsolo zonna ze nnatonda. Ye yekka eyagitonda ya yinza okugisembereza n'ekitala kye.
20
Naye ensozi zigizaalira eby'okulya, Ensolo zonna ez'omu nsiko gye zizannyira.
21
Egalamira wansi w'ebisiikirize by'emiti, Yeekweka mu bitoogo, mu lutobazzi.
22
Ewummulira mu bisiikirize by'obuti obw'amaggwa. Emyerebu gy'obugga gigyetooloola.
23
Omugga bwe gwanjaala, tetya. Eguma omwoyo, Yoludaani ne bwe gujjula ne gutuuka ku kamwa kaayo.
24
Waliwo ayinza okugikwata bw'eba ng'etunula, Oba ayinza okugikwasa ku mutego n'ogifumita ennyindo zaayo?”
← Chapter 39
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 41 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42