bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Job 37
Job 37
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 36
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 38 →
1
Era n'ekyo kikankanya omutima gwange, Ne guntundugga.
2
Muwulire okubwatuka kw'eddoboozi lye, N'okududuma okuva mu kamwa ke.
3
Akusindika wansi w'eggulu lyonna, N'okumyansa kwe kubuna enkomerero y'ensi.
4
Oluvannyuma lwakwo eddoboozi ne liwuluguma, Ne libwatuka n'entiisa. Liwulirwa, nga n'okumyansa bwe kugenda mu maaso.
5
Okubwatuka kw'eddoboozi lya Katonda kwa kitalo! Akola ebikulu bye tutayinza kutegeera.
6
Kubanga agamba omuzira nti, ‘Gwa ku nsi.’ N'ekire ky'enkuba nti, ‘Tonnya n'amaanyi.’
7
Ayimiriza emirimu gya buli muntu, Abantu bonna be yatonda balyoke bamanye by'akola.
8
Awo ensolo zigenda gye zekweka, Ne zibeera mu mpuku zaazo,
9
Embuyaga n'eva mu bukiikaddyo, N'empewo n'eva mu bukiikakkono.
10
Omukka gwa Katonda gwe guleeta omuzira. Amazzi ne gakwata ng'ejjinja.
11
Ajjuza amazzi ekire ekikutte. Ebire bibunya wonna okumyansa kwe.
12
Era ebire byetooloola eno n'eri nga bw'aba abiragidde. Bikolera ku biragiro bye, Buli wantu gye biraga.
13
Atonnyesa enkuba ku nsi, Olumu kubonereza, oluusi kulaga kisaakye.
14
Ekyo kiwulire, ggwe Yobu: Siriikirira olowooze ku bikolwa bya Katonda eby'ekitalo.
15
Omanyi Katonda bw'alagira ebire, Okumyansa ne kuvaayo mu byo?
16
Omanyi nga ebire bwe biseeyeeya mu bbanga, Ekiraga obukulu bwa Katonda obw'ekitalo?
17
Otuuyanira mu byambalo byo mu budde obw'ebbugumu, Ensi ng'esirise olw'embuyaga eva mu bukiikaddyo.
18
Oyinza okubamba eggulu nga ye, Ne limasamasa ng'endabirwamu?
19
Tuyigirize bye tuba tumugamba; Kubanga tetuliiko kye tumanyi tuli mu kizikiza.
20
Bakimugambe nti njagala okwogera naye? Mba noonya kusaanyizibwawo?
21
Kizibu abantu okutunula mu kitangaala ekyo ku ggulu, Embuyaga bw'emala okwerawo ebire.
22
Mu bukiikakkono ye va okwakaayakana okuli nga zaabu. Ekitiibwa kya Katonda kitukuba entiisa!
23
Omuyinza w'ebintu byonna tetuyinza kumusemberera. wa buyinza bungi, Mutuukirivu era mwenkanya ku kusala kwe.
24
Abantu kyebaava bamutya. Tassa mwoyo ku abo bonna abeerowooza okuba abagezi.”
← Chapter 36
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 38 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42