bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Job 29
Job 29
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 28
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 30 →
1
Awo Yobu n'ayongera okwogera, n'agamba nti:
2
Singa mbadde nga bwe nnali mu kiseera kiri, Katonda mwe yandabirirangamu!
3
Ettaala ye bwe yayakiranga ku omutwe gwange, Ne mmulisiza mpite mu kizikiza.
4
Mu biseera ebyo nali bulungi, Omukwano gwa Katonda gwa kuumanga amaka gange.
5
Omuyinza w'ebintu byonna bwe yali ng'akyali nange, N'abaana bange nga banneetoolodde.
6
Ebigere byange bwe byanaazibwanga n'amata, Nga n'amafuta g'Omuzeyituuni gakulukutira ku lwazi.
7
Bwe nnafulumanga okugenda ku mulyango gw'ekibuga, Ne nteeka entebe yange mu kibangirizi,
8
Abavubuka baandabanga ne banviira. Abakadde ne basituka ne bayimirira;
9
Abakungu ne basirika Ne bakwata ku mumwa,
10
Abakulu ne batanyega, Wadde okuwulira awuuna!
11
Abaawuliranga bye njogera n'abandabanga nga banneebaza. Nga banjogerako birungi byereere.
12
Kubanga nnawonyanga omwavu eyankabiriranga, N'eyafiirwako kitaawe, atalina amuyamba.
13
Be nnawonyanga okufa bansabiranga omukisa, Ne bannamwandu bye n'abakoleranga byabasanyusanga ne bayimba.
14
N'ayambala obutuukirivu ne bunneetooloola, Obwenkanya bwange ne buba ng'ekyambalo kyange, n'engule.
15
Nnakulemberanga omuzibe, Era ne mpaniriranga omulema.
16
Nabanga kitaabwe abaavu. Era nakkaanyanga ensonga z'abo be simanyi.
17
Era n'amenyanga emba z'aboonoonyi, Ne mbaggya omuyiggo mu mannyo gaabwe.
18
Nnalowooza nti Ndifiira mu kisu kyange, Nga mpangadde ennaku nnyingi nnyo.
19
Nali ng'omuti ogulandiza emirandira awali amazzi, Nga n'omusulo gugwa ku matabi gaagwo okumala ekiro kyonna.
20
Naweebwanga ekitiibwa bulijjo, N'amaanyi gange gaddanga buto.
21
Abantu basirikanga ne ba mpuliriza, Ne bawulira bye mbabuulirira.
22
Bwe n'amalirizanga okwogera, nga tebalina kye bongerako. Ebigambo byange bya bamalanga.
23
Bbannindiriranga ng'abalindirira enkuba. Era nga balinga abalimi bwe basanyukira enkuba eya ttoggo.
24
Bwe nnabasekeranga nga tebayinza na kukkikiriza! Akaseko kange ku maaso, kaabazzangamu amaanyi.
25
Nnabeeranga mukulu mu bo ne mbasalirangawo eky'okukola. Ne mbeera nga kabaka mu ggye, Ng'omuntu akubagiza abakungubaga.
← Chapter 28
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 30 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42