bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Job 11
Job 11
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 10
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 12 →
1
Awo Zofali Omunaamasi n'addamu n'agamba nti:
2
Ebigambo ebingi bwe bityo tebisaanye kuddibwamu? Okwogera ebingi kwe kwejjeerezesa omuntu?
3
Olowooza okwenyumiriza kwo kunaasirisa abantu? Era olowooza bw'okudaala bw'otyo tewaabe akuwemuukiriza?
4
Kubanga ogamba nti, “by'oyogera bye bituufu, Era nti oli mulongoofu mu maaso ga Katonda.”
5
Naye nnandyagadde Katonda, Ayogere naawe butereevu.
6
Akubuulire ebyama by'amagezi, Ebikisiddwa, ebitamanyika kuggwaayo, Kale tegeera nga Katonda akubonereza katono okusinga bw'osaanira.
7
Oyinza okunoonyereza ebifa ku Katonda, Omuyinza w'ebintu byonna n'omumalayo?
8
Bigulumivu okusinga eggulu. oyinza kukola ki? Bikka wansi okusinga amagombe, oyinza otya okubimanya?
9
Bw'obipima bisinga ensi obunene, Era bisinga ennyanja obugazi.
10
Katonda bw'ajja n'akusiba, N'akuleeta okusalirwa omusango, ani ayinza okumuziyiza?
11
Kubanga Katonda amanyi abantu abataliiko kye bagasa. Era alaba n'obutali butuukirivu bwabwe bwonna.
12
Naye abantu abasiru balitandika okutegeera, Bwewalizaalibwayo entulege ey'okufugibwa omuntu.
13
Bw'onooteekateekanga obulungi omutima gwo, Onoogololera emikono gyo eri Katonda.
14
Bw'oba nga olina ebibi by'okola, bireke, So n'obutali butuukirivu bulemenga okubeera mu nnyumba yo.
15
Kale onooyimusanga maaso go nga tolina musango. Era onoobanga n'emirembe nga tolina ky'otya.
16
Kubanga oneerabiranga ennaku ze walaba; Onoozijjukiranga ng'amazzi agakulukuse ne gagenda.
17
N'obulamu bwo bulyakaayakana okusinga omusana ogw'omuttuntu. Ne kiseera kya bwo obw'ekizikiza, bunaabanga ekitangaala eky'oku makya.
18
Naawe onoobanga n'emirembe olw'okuba n'essuubi. Katonda anaakukuumanga n'owummula nga tolina ky'otya.
19
Era onoogalamiranga so tewaabenga akutiisa, Era bangi balijja gy'oli okubayamba.
20
Naye ababi banaamagamaganga, Ne babulwa n'obuddukiro, Essuubi lyabwe liri mu kufa.
← Chapter 10
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 12 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42