bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Job 8
Job 8
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 7
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 9 →
1
Awo Birudaadi Omusuki n'addamu n'ayogera nti:
2
“Olituusa wa okwogera ebigambo ebyo? Era ebigambo eby'omu kamwa ko birituusa wa okuba ng'empewo ey'amaanyi?
3
Katonda abuzabuza amazima? Oba Omuyinza w'ebintu byonna asaliriza?
4
Abaana bo baayonoona ne bamunyiiza, Kyeyava ababonereza olw'okusobya kwabwe.
5
Bw'onokkiriza okunoonyeza ddala Katonda, Ne weegayirira Omuyinza w'ebintu byonna;
6
N'oba omulongoofu era owa mazima, Taaleme kusituka n'akuyamba, N'addamu okuwa amakaago omukisa.
7
Okusooka kwo newakubadde nga kwali kutono, Naye enkomerero yandibadde ya maanyi nnyo.
8
Nkwegayiridde weebuuze ku b'emirembe egy'edda, Weetegereze ebyo bajjajjaabwe bye baazuula.
9
Kubanga ffe tuli ba jjo, tetuliiko kye tumanyi, Kubanga ennaku zaffe ze tumala ku nsi ziringa kisiikirize.
10
Abo ab'edda tebakuyigirize ne bakutegeeza, Ne bakubuulira bo bye bamanyi?
11
Ekitoogo kiyinza okukula awatali lutobazzi? N'olumuli luyinza okumera awatali mazzi?
12
Amazzi bwe gakalira ne bwe luba telutemeddwa, Lwe lusooka omuddo omulala gwonna okuwotoka.
13
Bwe batyo bwe baba bonna abeerabira Katonda, N'oyo atatya Katonda tabeenga na ssuubi.
14
Kye yeesiga kikutuka nga wuzi, N'ekyo ekimuyinula kiringa wuzi za nnabbubi.
15
Yeesigama ku nnyumba ye, naye n'etemuwanirira. Aginywererako, naye teegumenga.
16
Alinga ekimera ekifukirirwa amazzi ne kitojjera. N'amatabi ge galanda okubuna mu nnimiro.
17
Emirandira gye gisensera mu ntuumu z'amayinja, Ne gye kwata ku buli jjinja.
18
Bw'anaazikirizibwanga okuva mu kifo kye, Kinaamwegaananga nga kyogera nti, ‘Sikulabangako.’
19
N'essanyu ly'omubi bwe liba. Mu kifo kye muddamu abalala.
20
Katonda talekerera muntu ataliiko musango, So taawanirira abo abakola ebibi.
21
Bw'alimala alijjuza obuseko, Era oliyogerera waggulu.
22
Abakukyawa baliswala, N'eweema ey'ababi erisaanyizibwawo.”
← Chapter 7
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 9 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42