bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Job 6
Job 6
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 5
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 7 →
1
Yobu n'ayanukula n'agamba nti,
2
“Singa okweraliikirira kwange kupimiddwa, N'ennaku yange n'eteekebwa ku minzaani wamu,
3
Zandisinze obuzito omusenyu ogw'ennyanja, Ebigambo byange kye kyenvudde mbyanguyiriza.
4
Kubanga obusaale bw'Omuyinza w'ebintu byonna bunnyingidde mu mubiri. N'obusagwa bwabwo bumbunye. Eby'entiisa ebya Katonda bisimba ennyiriri okulwana nange.
5
Entulege ekaaba bw'eba n'omuddo? Oba ente eŋooŋa awali emmere yaayo?
6
Ekitaliimu nsa kiriika nga tokirunzeemu munnyo? Oba olububi lw'eggi luliko bwe luwooma?
7
Emmeeme yange teyagala ku biryako, Biriŋŋaanga eby'okulya eby'omuzizo gye ndi.
8
Singa nnyinza okuweebwa kye nsaba; Katonda singa ampadde kye nneegomba!
9
Katonda singa asiimye okumbetenta; Singa ayanjuluzza engalo ze n'ammalawo!
10
Ekyo kyandinkubagiza, Olwo nandijaganyizza, olw'okulumwa awatali kusaasirwa: Kubanga sigaananga bigambo bya Mutukuvu.
11
Amaanyi ge nnina galuwa nnyongere okuba omulamu? Ye obulamu bungasa ki obutalina ssuubi?
12
Ndi mugumu nga mayinja? Oba omubiri gwange gwa kikomo?
13
Sikyalina maanyi mu nze. Sikyalina kye nsobola okukola.
14
Ali mu buzibu yeetaaga mikwano gye okumukola eby'ekisa, Ne bw'aba alese Omuyinza w'ebintu byonna.
15
Baganda bange mu nnimbye ng'akagga akateesigwa. Ng'obugga obukalirakalira.
16
Obuddugala olw'amazzi agakutte, Era omuzira mwe gwekweka:
17
Buli lwe bubuguma, nga bukalira, Omusana olwakako, tobulabako.
18
Abatambuze bakyama nga babunoonya. Batambulatambula mu ddungu ne bazikirira.
19
Abatambuze b'e Tema baabutunuulira. N'abatambuze b'e Seeba baabulinamu essuubi.
20
Baaswala kubanga baabwesigira bwereere. Bwe baabutuukako ne basoberwa.
21
Nammwe bwe mutyo bwe munfukidde: Mulaba ndi mu buzibu, ne mutya.
22
Mbagambye nti mumpe ekirabo? Oba nti Mutoole ku byammwe muweeyo enguzi ku lwange?
23
Oba nti Mumponye mu mukono gw'omulabe? Oba nti Munnunule mu mukono gw'abajoozi?
24
Kansirike, mumpabule; Muntegeeze kye nnasobya.
25
Ebigambo ebituufu bimatiza. Naye empaka zammwe zigasa ki?
26
Mulowooza bye njogera tebiriimu nsa, Era njogedde nga sirina ssuubi?
27
Mwandikubidde ne mulekwa akalulu okumufuula omuddu, Ne mukwano gwammwe mwandimuviisizzaamu amagoba.
28
Kale nno mukkirize okuntunuulira; Kubanga mazima sijja kulimba mu maaso gammwe.
29
Muddemu mwerowooze temunsibako kibi. Mbeegayiridde mwerowooze nate, ensonga yange ntuufu.
30
Waliwo ekitali kituufu kye njogedde? Siyinza kwawula kirungi na kibi?”
← Chapter 5
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 7 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42