bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Job 23
Job 23
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 22
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 24 →
1
Awo Yobu n'addamu n'agamba nti:
2
“Ne leero okwemulugunya kwange kuka, Omukono gwe gwa maanyi ku nze, newakubadde nga nsinda.
3
Singa mmanyi gye nnyinza okumulabira, Singa nnyinza okutuuka n'awali entebe ye!
4
Nandisengese ensonga zange mu maaso ge, Sandireseyo n'emu.
5
Nandimanye ebigambo bye yandinzizeemu, Ne ntegeera bye yandiŋŋambye.
6
Yandinnyombesezza olw'obukulu bw'obuyinza bwe? Nedda, naye yandinzisizzaako omwoyo.
7
Eyo ow'amazima ayinza okuwoza naye, Nange nandyejjerezeddwa omulamuzi wange ne biggwa.
8
Munnoonya ebuvanjuba, naye nga Katonda taliiyo, N'ebugwanjuba, nayo ne simulabayo.
9
Katonda bw'akola omulimu mu bukiikakkono, ssiyinza kumulaba. Bwe yeekweka mu bukiikaddyo, ssiyinza kumulaba.
10
Naye amanyi ekkubo lye nkwata. Bw'alimala okungeza, ndivaamu nga zaabu.
11
Ntambulira ddala mu bigere bye. Ekkubo lye naalikwata ne ssikyama.
12
Sivanga ku biragiro bye. Nneekuuma ebigambo bye sso si ebyo nze bye njagala.
13
Naye ye y'omu bulijjo, tewali ayinza okumukyusa. Akola ekyo ye kyayagala.
14
Ajja kutuukiriza ekyo kye yanteekerateekera. Era alina bingi ebiri ng'ebyo.
15
Kyenva nfuna entiisa waali, Bwe ndowooza mmutya.
16
Kubanga Katonda anzirisizza, Omuyinza w'ebintu byonna antisizza.
17
Katonda ye antiisa sso si nzikiza, Wadde yo enzibye amaaso gange.”
← Chapter 22
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 24 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42