bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Job 22
Job 22
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 21
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 23 →
1
Awo Erifaazi Omutemani n'addamu n'agamba nti:
2
Omuntu ayinza okugasa Katonda? Mazima ow'amagezi yeegasa yekka.
3
Katonda alina kyaganyulwamu ggwe okubeera omutuukirivu? Oba kimugasa ki ggwe okuba nga watukirira mu amakubo go?
4
Kubanga omutya kyava akunenya, Era kyava akuwozesa?
5
Ebibi byo si bingi? So n'obutali butuukirivu bwo tebuliiko kkomo
6
Kubanga waggya ku baganda bo emisingo egy'obwereere, N'obambula engoye zaabwe n'obaleka bwereere.
7
Abakooye tewabawanga mazzi kunywa. Era wammanga abayala emmere.
8
Wakozesa amaanyi okutwala ettaka lyonna, N'owaako abo bokka boyagala.
9
Wegobako bannamwandu n'otobayamba. Walumyanga ne bamulekwa, ng'obanyagako ebintu byabwe.
10
Obukunizo kyebuva bukwetooloola, N'entiisa ne kujjira noweraliikirira.
11
Ekizikiza kikubuutikidde toyinza kulaba, Olinga abikiddwako amazzi amangi.
12
Katonda ali waggulu mu ggulu. Alaba emmunyeenye gye zeewanise.
13
Naawe obuuza nti, “Katonda amanyi ki? Ayinza okusala omusango ng'abikkiddwako ebire ebikutte ekizikiza?”
14
Olowooza nti ebire ebikwafu bimuziyiza okulaba, Nga atambula ku kwekulungirira kw'eggulu.
15
Oyagala okukwata ekkubo ery'edda Abantu ababi lye batambulirangamu?
16
Baafa entuuko zaabwe nga tezinnatuuka, Ne baba ng'omusingi ogusaanyiziddwawo mukoka.
17
Bano be bantu abaagambanga Katonda nti, “Tuveeko.” Era nti Omuyinza w'ebintu byonna ayinza kutukola ki?
18
Sso ng'ennyumba zaabwe yazijjuza ebirungi. Naye okuteesa kw'ababi sikukkiriza.
19
Abatuukirivu bakiraba ne basanyuka; N'ataliiko musango abasekerera nnyo:
20
Ng'agamba nti, “Mazima abalabe baffe bamaliddwawo, N'abo abafisseewo omuliro gubasaanyizzawo.
21
Tabagana ne Katonda obeere n'emirembe, Olwo onoofuna ebirungi.
22
Kkiriza by'ayigiriza, Era okuume ebigambo bye mu mutima gwo.
23
Weetoowaze okyuke odde eri Omuyinza w'ebintu byonna, oggyewo ebibi byonna, Ebikolebwa mu nnyumba yo.
24
Suula eby'obugagga bwo mu nfuufu, Ne zaabu ow'e Ofiri mu mayinja ag'omu bugga,
25
Kale Omuyinza w'ebintu byonna ye anaabanga obugagga bwo, Era anaabanga ffeeza ya muwendo mungi gy'oli.
26
Kubanga Omuyinza w'ebintu byonna, alikuwa essanyu lingi, Era onooyimusanga amaaso go eri Katonda nga tolina ky'otya.
27
Onoomusabanga, naye anaakuwuliranga. Naawe onoosasulanga obweyamo bwo.
28
Era onoosalangawo eky'okukola n'okituukiriza. Ekitangaala kinaabeeranga mu makubo go.
29
Katonda asa wansi abamalala, N'alokola eyeetoowaza.
30
Awonya omuntu ataliiko musango. Kale anaakuwonyanga nga toliiko musango.”
← Chapter 21
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 23 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42