bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Job 4
Job 4
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 3
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 5 →
1
Awo Erifaazi Omutemani n'addamu Yobu nti,
2
“Omuntu bw'anaagezaako okwogera naawe, onoonyiiga? Naye ani ayinza okusirika obusirisi naatabaako kyayogera?
3
Wayigirizanga bangi, Era wanywezanga emikono eminafu.
4
Ebigambo byo byawaniriranga oyo eyeesittala, Era byamuwanga amaanyi n'anywera naatagwa.
5
Naye kaakano kituuse ku gwe, n'ozirika; Kikukuteko, ne weeraliikirira.
6
Okutya kwo Katonda si bwe bwesige bwo, N'obulamu bwo obulongoofu, tebukuwa ssuubi?
7
Nkwegayiridde, jjukira, ani eyali asaanyewo nga tazzizza musango? Oba walaba wa omutuukirivu ng'azikirizibwa?
8
Ndabye, abo abakabala obujeemu, Ne basiga okwonoona, era ebyo bye bakungula.
9
Katonda bwassiza omukka nga bazikirira, Nga kibuyaga, Katonda abamalawo mu busungu bwe.
10
Okuwuluguma kw'empologoma, n'eddoboozi ly'empologoma enkambwe, N'amannyo g'empologoma ento gamenyebwa.
11
Empologoma enkulu bw'efa ng'omuyiggo gugibuze, Olwo n'abaana baayo nga basaasaana.
12
Ekigambo kyandeeterwa mu kaama, N'okutu kwange kwa wulira kaama.
13
Mu kulowooza okw'omu kirooto okw'ekiro, Otulo otungi mwe tukwatira abantu,
14
Entiisa n'okukankana ne binkwata. Amagumba gange gonna ne ganyeenyezebwa.
15
Empewo ne yita mu maaso gange; Enviiri ne zinva ne ku mutwe gwange.
16
N'ayimirira buyimirizi, naye nga siyinza kwetegereza kye ndaba, Ekifaananyi kyali mu maaso gange: nga wonna kasirikiriro, ne mpulira eddoboozi nti:
17
Omuntu afa, alisinga Katonda obutuukirivu? Omuntu aliba mulongoofu n'asinga eyamukola?
18
Katonda teyeesiga baddu be, Ne bamalayika be abanenya olw'ensobi zaabwe.
19
Talisinga nnyo kubanga abo abasula mu nnyumba ez'ettala, Omusingi gwabwe guli mu nfuufu, Ababetentebwa okusinga n'ekiwojjolo!
20
Bazikiririra mu kiseera ekiri wakati w'enkya n'akawungeezi: Babula emirembe gyonna nga tewali akissaako mwoyo.
21
Balifa tebannaba bagezi. Ebintu byabwe abalala balibitwala.”
← Chapter 3
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 5 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42