bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Job 41
Job 41
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 40
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 42 →
1
Oyinza okuvuba egoonya n'eddobo? Oba okusiba olulimi lwayo n'omuguwa?
2
Oyinza okuyingizanga omuguwa mu nnyindo zaayo? Oba okuwummulanga oluba lwayo n'eddobo?
3
Eneekwegayiriranga ogikwatirwe ekisa? Oba n'eyogera naawe bulungi ogireke?
4
Eneekola naawe endagaano, Ekuweerezenga emirembe gyonna?
5
Onoozannyanga nayo nga bw'ozannya n'ekinyonyi? Oba onoogisibiranga abaweereza bo abawala ebasanyuse?
6
Abavubi banaagiramuzanga? Abasuubuzi banaagitemaatemanga okugitunda?
7
Oyinza okugifumita effumu ne liyita mu ddiba lyayo? Oba omutwe gwayo n'ogufumita emiwunda egiswaga ebyennyanja?
8
Giteekeko omukono gwo, on'olaba, Tolyerabira lutalo, tolikiddira.
9
Okugiraba obulabi omuntu agwamu amaanyi, Agwa bugwi ku ttaka.
10
Tewali aba na buvumu bwa kusaggula goonya. Kale aluwa oyo ayinza okuyimirira mu maaso gange?
11
Ani eyasooka okumpa, nange mmusasule? Byonna ebiri wansi w'eggulu byange.
12
Siireme kwogera ku magulu gaayo, Ne ku amaanyi gaayo, ne ku nkula yaayo ennungi.
13
Ani ayinza okugyambula ekyambalo kyayo eky'okungulu? Ani ayinza okugifumita n'ayita mu ddiba lyayo ery'embu ebbiri?
14
Ani ayinza okwasamya akamwa kaayo? Amannyo gaayo nga ga ntiisa!
15
Amagalagamba gaayo ag'amaanyi ge gagyewuliza. Gasibaganye ng'akabonero ak'envumbo.
16
Erimu lyegatta linnaalyo, Ne watasigala kaagaanya empewo weyinza okuyita.
17
Geegatta ne gakwatagana, Nga tegayinza gatayinzika kwawulibwa.
18
Okwasimula kwayo, kuleeta ekitangaala. N'amaaso gaayo gamyuka nga enjuba evaayo.
19
Akamwa kaayo kavaamu emimuli egyaka, Kabuukamu ensasi ez'omuliro.
20
Mu nnyindo yaayo muvaamu omukka, Ng'oguva mu ntamu etokota, ne mu kisaalu ekyaka.
21
Omukka gw'essa gwasa amanda, Era ennimi ez'omuliro ziva mu kamwa kaayo.
22
Ensingo yaayo erimu amaanyi, N'entiisa buli agya mu maaso gaayo.
23
Emiwula gy'ennyama yaayo gye kutte, Tegirebera. tegisagasagana.
24
Omutima gwayo mugumu ng'ejjinja; Ddala mugumu ng'olubengo.
25
Bw'esituka bweti, ab'amaanyi batya, Beekanga ne babulwa eky'okukola.
26
Bwe bagisimbako ekitala, tekiriiko kye kiyinza kukola. Effumu, omuwunda wadde akasaale tebisobola kugikolako kintu kyonna.
27
Ekyuma kiringa kisasiro, N'ekikomo kiringa omiti ogw'empumbu.
28
Akasaale tekayinza kugiddusa. Amayinja g'evuumuulo gaba nga bisusunku ku yo.
29
Embuukuuli y'omuggo nayo ku yo kisusunku. Esekerera amafumu ge bakasuka okugifumita.
30
Amagalagamba g'oku lubuto lwayo gali ng'engyo ez'obwogi. Bweyeekulula mu bitosi eba ng'ekyuma ekiwula.
31
Bw'eyefubitika ennyanja esiikuula amazzi ne gaba ng'entamu etokota; Efaananya ennyanja ng'akasaka omweserera omuzigo.
32
Weeyise erekawo omukululo gw'amayengo ameeru. Nefaananya obuziba okuba n'envi.
33
Tewali kintu kigyenkana ku nsi, Yatondebwa teriimu kutya.
34
Enyooma buli kisolo eky'amalala. Ye kabaka w'ensolo zonna ez'amalala.
← Chapter 40
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 42 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42